• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

UCC bagitutte mu kkooti ku biragiro bya bafulumya amawulire ku mutimbagano

Gambuuze by Gambuuze
September 10, 2020
in Amawulire
0 0
0
UCC bagitutte mu kkooti ku biragiro bya bafulumya amawulire ku mutimbagano
0
SHARES
35
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Gladys Nanyombi

Kampala

Munnamateeka Ivan Bwowe atutte ekitongole ekirungamya eby’empuliziganya ki ‘Uganda Communications Commission (UCC)’ mu kkooti ng’ entabwe evudde ku kulagira abafulumya amawulire n’obubaka okwewandiisa bafune layisinsi kyagamba nti kikyamu.

Munnamateeka Ivan Bwowe

UCC yalagidde abakozesa omutimbagano okufulumya amawulire okwewandiisa nga olwa 5/10/2020 terunatuuka basobole okufuna layisinsi ebakkiriza okukola omulimu guno.

Mu musango gwawaabye mu kkooti enkulu wano mu Kampala, Bwowe agamba ekikolwa kya UCC okulagira abafulumya amawulire n’obubaka ku mutimbagano okwewandiisa kimenya ssemateeeka nasaba kkooti ekisazzeemu mu bwangu.

Bwowe yanyonyodde nti emikutu gyonna UCC gyeyogerako okuli; Facebook, Twitter, YouTube n’emirala girina amateeka abagikozesa gebalina okugoberera nga tekyetaaga UCC kuddamu giteekako mateeka malala.

Kati Bwowe ayagala kkooti erangirire nti ekiragiro kino kikyamu  era tekirina kuteekebwa mu nkola.

Sabiiti eno, UCC yavaayo netegeeza nga abalina okwewandisa okufuna layisinsi bwekuliko;  abakozesa ttivi z’omutimbagano, laadityo z’okumutimbagano, abateekako amaloboozi n’abalala abali mukiti ekyo.

Ebibiina bya bannakyewa okuli Amnesty International bavuddeyo nebavumirirwa ebiragiro bino nga bagamba nti byaleeteddwa kwongera kukugira ddembe lya bannayuganda ery’ okweyogerera.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist