• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Tukyuse mu nneeyisa okuwangula Mukenenya –Minisita Kiyimba

Gambuuze by Gambuuze
December 17, 2020
in Amawulire
0 0
0
Tukyuse mu nneeyisa okuwangula Mukenenya –Minisita Kiyimba
0
SHARES
20
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Gerald Mulindwa

Minisita w’amawulire Kabineeti, Olukiiko, era Omwogezi w’Obwakabaka, Owek Noah Kiyimba, asabye abantu okukyusa mu nneeyisa yaabwe era bafeeyo ku bulamu bwabwe olutalo ku kirwadde kya Mukenenya bweluba lunaawangulwa.

Minisita Kiyimba, Kaggo n’abamu ku beetabye mu musomo

“Okuggyako nga tukyusizza mu nneeyisa yaffe obulwadde buno buyinza okutubeerera obuzibu okwegobako kubanga bwo bugenda na nneeyisa.” Owek. Kiyimba bwe yasabye.

Okusaba kuno Minisita Kiyimba akukoledde ku Kasangati High School mu Kyaddondo bw’abadde aggalawo omusomo ku Mukenenya, obutabanguko mu maka wamu n’okutangira abaana abawala okufuna embuto, ogwategekeddwa Minisitule y’ekikula ky’abantu mu Buganda.

Abakulembeze abeetabye mu musomo guno abasabye okutwala ebibasomeseddwa ng’ensonga nkulu  era bafube okubiyigiriza abalala era bafeeyo ku bantu be bakulembera, kiyambe okukendeeza ekirwadde kino.

Owek. Kiyimba yasabye bannayuganda okumanya ebyo ebikwata ku Mukenenya era beefumiitirize basobole okubulwanyisa era n

asabya abakulembeze mu kitundu kino okubeera abasaale ku nsonga eno era bajjukize abantu enjiri esobole okunnyikira.

Minisita Kiyimba asinzidde wano n’addamu okusiima Omutanda olw’okusiima okubeera emmunyeenye mu kulwanyisa Mukenenya era ng’essira liteereddwa ku baami era n’abakubiriza okunyweza omumuli.

Ono yabakubirizza okwewala obutabanguko mu maka kuba embeera eno erina akakwate n’okusaasaana kwa Mukenenya okweyongera. Yasabye wabeewo empuliziganya mu maka, kibasobozese okwekuuma.

Ono era yeebazizza Minisitule ya Buganda ey’ekikula ky’abantu, UNAIDS, TASO n’abalala, olw’okusomesa abantu b’Omutanda mu ssaza lino.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist