• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Temutukaka kukomyawo LDU ekwasise ebiragiro bya COVID-19 – UPDF

Gambuuze by Gambuuze
August 27, 2020
in Amawulire
0 0
0
Temutukaka kukomyawo LDU ekwasise ebiragiro bya COVID-19 – UPDF
0
SHARES
16
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Musasi Waffe

Kampala

Eggye lya Uganda Peoples Defence Forces (UPDF) lirabudde bannayuganda okugondera ebiragiro eby’okulwanyisa COVID-19 oba ssi kyo bajja kukomyawo aba LDU ku nguudo bayambeko okubikwasisa.

Aba LDU nga balawuna Kampala

Okulabula kuno kukoleddwa omwogezi wa UPDF, Brig Flavia Byekwaso ku Lwokuna bwabadde ayogerako ne bannamawulire mu Kampala nategeeza nga obulwadde bwa Corona bwebweyongedde olw’ abantu okutafaayo kukuuma biragiro bino ebibutangira.

Yagasseeko nti singa embeera eyongera okubeera bweti, UPDF tegenda kusibamu kukomya aba LDU.

Byekwaso yagambye nti, “Bwetutambula mu bantu olaba nga abantu tebakyafaayo ku biragiro bitangira COVID-19, singa kisigala bwekiti tugenda kuba tetulina kyakusalawo okujjako omukomyawo aba LDU.

Ono yanyonyodde nti wadde aba LDU baddamu okubatendeka, bannansi balina okulaba nga bagondera ebiragiro bya Minisitule y’ebyobulamu.

“Kituufu aba LDU twazzeemu okubalaga engeri gyebalina okukwatamu abantu nga bakola emirimu gyabwe netubayigiriza amateeka n’ebintu ebirala bingi,” Byekwaso bweyalambuludde.

Byekwaso ayongedde okulabula abantu abayingira Uganda ku nsalo ez’enjawulo mu bubba nga bakolagana n’abebyokwerinda nti bajja kuvunaanibwa.

Bannayuganda mu bitundu eby’enjawulo bavaayo nebalaajanira Pulezidenti Yoweri Museveni aggye aba LDU ku nguudo olw’okutulugunya abantu era nga waliwo nabalugulamu obulamu.

Pulezidenti yalagira aba LDU nebaggyibwa ku nguudo era nebatwalibwa okuddamu okutendekebwa ku ngeri gyebasobola okukolaganamu n’abantu nga bakola emirimu gyabwe.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist