• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Sseggirinya ayimbuddwa ku kakalu kkooti

Gambuuze by Gambuuze
November 23, 2020
in Amawulire
0 0
0
Sseggirinya ayimbuddwa ku kakalu kkooti
0
SHARES
18
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula john

Jinja

Omulamuzi wa kkooti esookerwako e Jinja, Annie Kyomuhangi, ayimbudde  eyeesimbyewo ku bubaka bwa Kawempe North mu Palamenti, Muhammad Sseggirinya ku kakalu ka kkooti.

Sseggirinya yakwatibwa wiiki ewedde e Nalufenya mu Jinja bwe yali aweereza butereevu obubaka ku mukutu gwe ogwa Facebook, ab’obuyinza bwe bagamba nti bwali bukuma mu bantu omuliro.

Ono yavunaanibwa okukuma mu bantu omuliro wamu n’okukuba olukung’aana olumenya amateeka era n’asindikibwa mu kkomera e Kirinnya gy’abadde akuumirwa okutuuka olwaleero.

Munnamateeka wa Sseggirinya, Shamim Malende, asabye kkooti okukkiriza omuntu we okweyimirirwa kubanga omusango ogumuvunaanibwa gumu ku ejjo egikkirizibwa okweyimirirwa.

Omulamuzi alagidde Sseggirinya okuwaayo akakalu ka kakadde kalamba akatali ka buliwo ate abamweyimiridde okuli; Andrew Muwanguzi akulira NUP mu Busoga ne Molson Bizitu Sipiika w’ekibuga ky’e Jinja buli omu okusasula akakadde kamu akatali kabuliwo.

Kyomuhangi alagidde Sseggirinya okudda mu kkooti nga 15/ December/2020 okuddamu okuwulira omusango ogumuvunaanwa.

Munnamateeka  Malembe asabye kkooti eragire poliisi okuddiza Ssegirinya essimu ze zirumamyo ebbiri, paasipooti, endagamuntu wamu n’emmotoka ye ebyatwalibwa poliisi ng’akwatibwa.

Malende era ategeezezza kkooti ng’ekiseera Sseggirinya kye yamaze ng’aggaliddwa ku poliisi e Nalufenya, bwe yagaanibwa okulabibwako abooluganda lwe ne bannamateeka be, ekintu ekimenya amateeka.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist