• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Sodo awangudde omusango gw’okumumma kkaadi

Gambuuze by Gambuuze
December 21, 2020
in Amawulire
0 0
0
Sodo awangudde omusango gw’okumumma kkaadi
0
SHARES
13
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Noah Kintu

Kampala

Kkooti enkulu mu Kampala esazizzaamu ekiragiro ky’ekibiina kya National Resistance Movement (NRM) olw’okugaana okuwa Sodo Aine Kaguta bbendera y’ekibiina gye yali awangudde mu kamyufu ka Mawogola North.

Sodo Aine nga ayogerako eri abawagizi be

Omulamuzi Musa Ssekaana bw’abadde awa ensala ye  ku Mmande, agambye nti kyali kikyamu akakiiko akakola ku kwemulugunya ne Ssaabawandiisi wa NRM okusazaamu obuwanguzi bwa Sodo nga beesigama ku nsala y’akakiiko eyalimu ebirumira.

Sodo yalumiriza nga bw’ataweebwa mukisa kwewozaako ng’akakiiko kasalawo okumuggyako kkaadi era okusinziira ku mulamuzi Ssekaana kino aba NRM tebaakiwakanyizza.

Sodo yali yawaabira ekibiina kya NRM ne munne bwe bavuganya ku bubaka bwa Mawogola North, Shartsi Nayebare Kutesa Musherure ng’agamba nti yawangula kkaadi mu mazima kyokka ekibiina ne kirangirira nti tekisimbyewo muntu mu Mawogola North.

Kinajjukirwa nti mu mwezi gw’Omwenda  eyakulira okulonda kwa NRM  mu disitulikiti y’e Ssembabule, George William Katokoozi,  yalangirira Sodo Aine Kaguta ku buwanguzi n’obululu 17343 ate Shartsi nafuna 16104, ng’omugate gwali gwa 1239 sodo gwe yasinza Shartsi ate Kisekka Salim n’abuukayo 4274.

Oluvannyuma Musherure yaddukira mu kakiiko akaateekebwawo okutunula mu kwemulugunya kuno wabula ate akakiiko k’ekibiina ak’oku ntikko akamanyiddwa nga CEC kaalangirira ng’ekibiina bwe kitasimbyewo muntu mu kitundu kino kkooti ky’egambye nti kyali kikyamu.

Bw’abadde ayogera ku nsala ya kkooti, Sodo asabye abawagizi be okusigala ku mulamwa gw’okunoonya akalulu basobole okuwangula akalulu.

Okulonda kw’ekitundu kino kwasooka kwongezebwayo emirundi ebiri oluvannyuma lw’abawagizi okuva ku njuyi zombi okwegwa mu malaka.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist