• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Shk. Kamoga ne Banne Kkooti Ebayimbudde

Gambuuze by Gambuuze
September 2, 2020
in Amawulire
0 0
0
Shk. Kamoga ne Banne Kkooti Ebayimbudde
0
SHARES
21
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Kkooti ejulirwamu eyimbudde akulira abasiraamu abatabuliki Mohammad Yunus Kamoga ne banne bataano abaali basibwa amayisa ate n’abalala emyaka asatu ku misango egy’obutujju mu 2017.

Kamoga ne banne nga bali mu kkooti gyebuvuddeko

Bano  basingisibwa emisango gy’okukozesa ebigambo eby’ekitujju nga bye byavaako okutemulwa lwa Mustafa Bahiga ne Hassan Kirya wamu n’okugezaako okutemula Sheikh Haruna Jjemba.

Abalamuzi basatu aba kkooti eno nga bakulembeddwa Ssaabalamuzi Owiny Dollo, basazeewo nti oludda oluwaabi telwaleeta bujjulizi bumatiza kubanga ebikolwa eby’ekitujju tebitera kusosola muntu yenna ate nga ku bano si bwekyali.

Abalamuzi bano era balaze nga abajjulizi abaleetebwa mu kkooti enkulu okulumiriza bano tewali n’omu yali mu nkiiko abawawaabirwa zebagambibwa okutuuza nga bapanga okutta n’okulumba be bagambibwa okutta.

Kkooti era yakubye ebituli mu bupapula (Fliers) obugambibwa okusindikibwa nga buliko ammanya ga Sheikh Kirya ne Bahiga tekwali kalaga kigendererwa kyonna kya kubatta wadde okukola ebikolwa by’obutujju.

Kamoga yasingisibwa emisango awamu ne Sheikh Siraje Kawooya, Sheikh Murta Mudde Bukenya, Fahad Kalungi, Yusuf Kakande  ne Abdul Salam Sekayanja.

Kkooti Sheikh Kamoga, Kawooya, Bukenya ne Kalungi yabasiba mayisa ate Kakande ne Sekayanja nebasibwa emyaka 30 mu kkomera.

Bano bali wamu n’abalala 14 abejeerezebwa emisango gy’okutta Sheikh Mustafa Bahiga ne Ibrahim Hassan Kirya wamu n’okugezaako okutta Haruna Jjemba.

Bannamateeka ba bawawaabirwa wamu nab’enganda  bategeezezza nga bwebasanyukidde ensala eno era nebategeeza nga bwebalinzeeko balabe oba banaasaba okuliyirirwa.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist