• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Poliisi e Mbarara erabudde Bobi Wine ku by’okutongoza Manifesito

Gambuuze by Gambuuze
November 6, 2020
in Amawulire
0 0
0
Poliisi e Mbarara erabudde Bobi Wine ku by’okutongoza Manifesito
0
SHARES
27
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Mbarara

Poliisi e Mbarara evuddeyo n’erabula eyeesimbyewo ku bwapulezidenti ku bbendera ya NUP, Robert Kyagulanyi Ssentamu, obutagezaako kuleeta buvuyo mu kibuga ky’e Mbarara oba si kyo poliisi ejja kumwekolerako.

Byakagaba nga ayogerako eri abamawulire

Okulabula kuno kukoleddwa akulira poliisi erwanyisa obutujju era aduumira poliisi mu bitundu by’ Ankole, Abas Byakagaba ku makya ga leero bw’abadde ayogerako eri bannamawulire mu kibuga Mbarara.

“Aba National Unity Platform bategese okutongaza Manifesito yaabwe mu Mbarara ku Lwomukaaga, twagala okubalabula ku biragiro bya Minisitule y’ebyobulamu n’akakiiko k’ebyokulonda. Okuyisa ebivvulu n’enkung’aana z’abantu abangi tebikkirizibwa,” Byakagaba bw’ategeezezza.

AIGP Byakagaba  ategeezezza nti wadde aba NUP baweereddwa olukkusa okutongoza Manifesito yaabwe mu kibuga Mbarara naye balina okugondera ebiragiro n’amateeka ga Ssennyiga Corona. Okutongoza Manifesito kuno kw’alina kubaawo ku lunaku Lwokubiri nga Kyagulanyi amaze okukakasibwa wabula poliisi n’ekulemesa ng’egamba ekwasisa biragiro bya Ssennyiga Corona. Oluvannyuma ekibiina ky’ategeeza ng’omukolo bw’egujja okubaayo ku Lwokutaano wabula ate ne bagwongerayo okutuusa ku Lwomukaaga, kisobozese bannakibiina okukungubagira  Dr. Anaas Kaliisa.

Poliisi egamba nti tejja kulonza kusazaamu mukolo guno singa Kyagulanyi anaaleeta obuvuyo mu kibuga Mbarara. Byakagaba alabudde ne bannabyabufuzi abalala mu kitundu kino, okwewala okukuba enkung’aana z’abantu abangi nga bwe babadde bakola kubanga kino kiteeka obulamu bw’abawagizi baabwe mu matigga.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist