• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Owek. Kawuki asabye bannaddiini obutadibya nnono na buwangwa

Gambuuze by Gambuuze
August 30, 2021
in Amawulire
0 0
0
Owek. Kawuki asabye bannaddiini obutadibya nnono na buwangwa
0
SHARES
59
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Gomba

Minisita Omubezi owa gavumenti ezeebitundu mu Buganda era avunaanyizibwa ku nsonga z’abantu ba Kabaka ab’ebweru wa Buganda, Owek Joseph Kawuki akuutidde bannaddiini obuteesamba buweereza mu Bwakabaka nga beekwasa eddiini.

Owek Joseph Kawuki okwogera bino yabadde yeetabye mu kusaba okw’enjawulo  ku Lutikko e Kasaka mu disitulikiti y’e Gomba okwakulembeddwamu Rev Canon David Kalebu  nga batikkira abaweereza ba Katonda abaafunye Obwawule n’Obudyankoni.

“Katonda akuyita nga bw’oli naye abantu bangi bwe batandika okuweereza bwa Mukama, oluusi baseesetuka ne bava ku mbeera gye balimu. Mu Bwakabaka tulina abantu bangi bannaddiini abaweereza Katonda. Temutya kuweereza buwangwa bwammwe, temutya kuweereza Kabaka wammwe.” Minisita Kawuki bwe yagambye.

Minisita Kawuki alambise abazadde ku nkuza y’abaana naddala ab’obulenzi mu kiseera kino eky’omuggalo kuba essira balitadde ku baana abawala ne beerabira abalenzi.

Mu kwogera kwe Omulabirizi wa Central Buganda, Micheal Lubowa yasabye gavumenti okwongera amaanyi mu kulwanyisa ebikolwa eby’ettemu ebiri mu bitundu by’eggwanga ebitali bimu.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist