• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Owa UPDF asse basatu e Gulu

Gambuuze by Gambuuze
February 11, 2020
in Amawulire
0 0
0
Owa UPDF asse basatu e Gulu
0
SHARES
36
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Omwogezi wa UPDF Brig. Richard Kalemire

Ebitongole ebikuuma ddembe biri ku muyiggo gwa mujaasi w’eggye lya UPDF e Gulu eyasse abantu basatu  mu waadi ya Vanguard mu divisoni ya Pece.

Abattiddwa ye Beatrice Ajok 52 ne batabanibe babiri; Owen Norman 20 ne Dan Joachim Binyang 18, omuyizi abadde mu siniya ey’omukaaga ku ssomero lya St. Pope John Paul II SS. Omwana ow’emyaka omunaana Peace Apwoyorwot ye yasimattuse n’ebisago era nga kati apoocera ku ddwaliro lya  St. Mary’s Hospital Lacor.

Ssentebe wa divisioni ye Pece, Kelly Komakech yagambye nti anonyezebwa ye  Corporal Geoffrey Okello, omutuuze mu kitundu kyekimu.

Abeerabiddeko n’agaabwe, bategeezezza nti Okello yafunye obutakkanya n’abenju y’omugenzi oluvanyuma lw’okubalumiriza okulundira embuzi zaabwe ku ttakalye.

Kigambibwa nti bano obutakkanya bwabwe baali babugonjoolera ku kakiiko k’ekyalo wabula mbu Okello teyali musanyufu n’ebyasalibwawo. Omwogezi w’eggye lya UPDF, Brig. Richard Kalemire yategeezezza nti poliisi ng’eri wamu n’amagye, bali ku kumuyiggo gwa Okello.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist