• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Owa LDU eyasse abantu e Masaka naye attiddwa

Gambuuze by Gambuuze
May 9, 2020
in Amawulire
0 0
0
Owa LDU eyasse abantu e Masaka naye attiddwa
0
SHARES
19
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Musasi waffe

Asasira ng’ateekebwa ku kabangali okutwalibwa mu ddwaliro gyeyafiiridde

Omusirikale w’eggye ekkuuma byalo liyite Local Defense Unit eyasse abantu ababiri mu kibuga Masaka naye attiddwa.

Private Robert Muyaga yakubye era n’atta Edward Musasizi, ssentebe w’ekyalo Lutovu ekisangibwa mu ggombolola y’e Malongo mu ddisitulikiti y’e Lwengo wamu ne Jacqueline Asasira.

Akatambi akaakwatiddwa kamera eya CCTV, kalaga omwami ng’alinnya boda boda oluvanyuma n’agobererwa omukyala.

Akatambi akataliiko ddoboozi kalaga nga waliwo engeri y’oluyombo wakati w’omukyala wamu n’owa LDU.

Omukyala aviira owa LDU nagenda naalinnya boda boda wabula n’owa LDU abagoberera era akaseera mpaawo wekaaga, abakuba amasasi ng’asookera ku musajja n’oluvanyuma n’akuba n’omukazi.

Musaasizi ye afiirawo kubanga amasasi gaamukubiddwa mu mutwe ate ye Asasira n’afa ng’atwalibwa mu ddwaliro e Masaka.

Akatambi kalaga owa LDU ng’adduka.

Kyokka abatwala eggye e Masaka bazze kumuyiggogwe era webwazibidde nga neeyiye efumba ewunzikiddwa.  

Ono yasangiddwa mu loogi ngayeekukumye kyokka aba UPDF bwebayagadde okumukwata nagezaako okuwalira.

Kigambibwa nti Muyaga ono yasse Musaasizi ggweyabadde ateeberezebwa okumwagalira omukyala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist