• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Owa Booda booda bamutemyeko omutwe nebamusuula ku kkanisa

Gambuuze by Gambuuze
March 14, 2023
in Amawulire
0 0
0
Owa Booda booda bamutemyeko omutwe nebamusuula ku kkanisa
0
SHARES
13
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Musasi Waffe

Entiisa ebuutikidde  abatuuze ku kyalo Afere mu tawuni ye Nebbi bwebazuukuse nga  waliwo omulambo gw’omuvuzi wa booda booda nga gutemeddwako  omutwe nasuulibwa okuliraana ekkanisa eri mukitundu kino.

Poliisi  egamba omugenzi ye Erick Omaki,  nga mutuuze ku kyalo Yao-Okecha mu divizoni ye Abindu , mu Munisipaali ye Nebbi .

Ssentebe w’ekyalo Afere, Margaret Onyon,  yategeezezza abamawulire ku Lwokubiri ku makya nti yawulidde enduulu  mu kiro naye natamanya kigenda mu maaso wabula nakubira Poliisi essimu.

Ono agamba nti bakizudde ku makya nti owa booda booda yabadde atiddwa.

Okusinziira ku Poliisi byezudde  Omaki yapangisiddwa abantu abatamanyise okuva ku siteegi ye  Parombo ku luguudo oluva e Nebbi okudda e Pakwach. Era akulira poliisi e Nebbi, Aminsi Kayondo agamba nti omutwe gwa Omaki bagusazeeko nga bakozesa akambe olwo nebatwala Pikipiki ye.

Oluvannyuma omulambo gwatwaliddwa mu ggwanika okwekebejjebwa n’oluvannyuma neguweebwa ab’oluganda lwe okuguziika.

Muganda wa Omaki, Gody Oryek, annyonnyodde nti muganda wabwe yayingira booda booda mu 2008 okusobola okubeezaawo famire ye nasaba poliisi okubayamba bafune obwenkanya.

Ye Mmeeya wa Munisipaali ye Nebbi, Geoffrey Ngiriker , avumiridde ekikolwa kino nagattako nti ebifo nga  Aryendira ne Afere bifuuse kattiro nasaba ab’ebyokwerinda okusitukkiramu.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist