• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Omuk. Muyunga Stephen alondeddwa kubwa Katikkiro bw’Engabi Ennyunga

Gambuuze by Gambuuze
April 25, 2025
in Amawulire
0 0
0
Omuk. Muyunga Stephen alondeddwa kubwa Katikkiro bw’Engabi Ennyunga
0
SHARES
32
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya  Ssemakula John

Kampala – Kyaddondo

Omukulu w’Ekika ky’Engabi Ennyunga Omutaka Daniel Kannyana Kiwana, alangiridde Omw. Muyunga Stephen nga Katikkiro w’Ekika kino omuggya.

Omutaka Kiwana ategeezezza nti gyebuvuddeko Katikkiro omuwummuze Dr. Abaasi Kabogo Mukyondwa yafuna obukosefu obutakyamusobozesa kuweereza kwe kusalawo okulonda Katikkiro we omulala atambuze emirimu gy’E                kika.

Kannyana yebazizza nnyo Katikkiro omuwummuze olw’emirimu gyakoledde Ekika n’okuleka nga ateeseteese abakulembeze abalala mu kika kino.

Agambye nti Katikkiro omuggya Muyunga Stephen bamulinamu essuubi ddene kubanga musajja mukozi era atuusizza Ekika ku buwanguzi obwenjawulo. Muyunga Stephen yasooka kubeera muwanika era Omwogezi w’ekika oluvanyuma n’asumuusibwa ku bumyuka bwa Katikkiro owookubiri, okutuusa kati lwafuuliddwa Katikkiro w’Ekika omujjuvu.

Katikkiro Omuggya Muyunga bw’abadde awayaamu naffe yeebazizza Abataka mu Kika wamu ne Jjajja Kanyana olw’okumulengera era neyeeyama okutuukiriza obuvunaanyizibwa obumutumiddwa mu ngeri yonna esoboka.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist