• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Omubaka wa Busiro North omulonde avunaaniddwa okubba essimu

Gambuuze by Gambuuze
March 17, 2021
in Amawulire
0 0
0
Omubaka wa Busiro North omulonde avunaaniddwa okubba essimu
0
SHARES
52
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Omubaka omulonde owa Busiro North era munnakibiina kya National Unity Platform (NUP), Paul Nsubuga, asimbiddwa mu kkooti n’avunaanibwa omusango gw’okubba essimu ebalirirwamu emitwalo 8 egya Ssiringi.

Omubaka Nsubuga nga ali mu kaguli

Nsubuga ow’emyaka 29 asimbiddwa mu kkooti ya Buganda Road ey’eddaala erisooka, Doreen kalungi n’avunaanibwa. Wabula ono emisango agyegaanye.

Kino kiddiridde poliisi okutegeeza nti yabadde ekutte omubaka Nsubuga oluvannyuma lw’obutambi okusaasaanira omutimbagano obulaga omubaka ono ng’abba essimu ku bamu ku bawala abaali mu dduuka mu Kampala.

Oludda oluwaabi lulumiriza nti  nga 3/06/2020 Nsubuga  omutuuze w’e Nansana mu Wakiso disitulikiti  bwe yali e Nakasero ku Ssemaduuka wa Shoprite, yabba essimu y’ekika kya Itel ebalirirwamu emitwalo 8 eyali eya Nicholas Karuhanga.

Kkooti era etegeezeddwa nti ku nnaku z’omwezi ze zimu era e Nakasero, Nsubuga yabba ssente obukadde 4 n’ekitundu okuva ku Nicholas Karuhanga.

Ono ayimbuddwa ku kakalu ka kkooti ka mitwalo 4 ez’obuliwo ate abamweyimiridde okuli ne Jjajja we, Charles Kasozi ow’emyaka 72, Mmeeya wa Kakiri Town Council ne maama we omuto Santrina Namuli buli omu n’asabibwa akakadde ka ssente ezitali zabuliwo.

Ono alagiddwa okudda mu kkooti nga 29/03/2021 okuddamu okuwulira omusango gwe era nga kisuubirwa nti poliisi ejja kuba emalirizza okunnoonyereza ku nsonga ye.

.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist