• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Olukiiko lwa Buganda luyisizza ebiteeso 6 –  lwagala endagaano y’EmmwAanyi eya kampuni ya Vinci esazibwemu

Gambuuze by Gambuuze
May 10, 2022
in Agafa e Mengo, Amawulire
0 0
0
Olukiiko lwa Buganda luyisizza ebiteeso 6 –  lwagala endagaano y’EmmwAanyi eya kampuni ya Vinci esazibwemu
0
SHARES
61
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Bulange – Mmengo

Olukiiko lwa Buganda luyisizza ebiteeso mukaaga mu lutuula olw’okusatu olw’omwaka ogwa 29,nerusemba endagaano yeyakolebwa wakati wa gavumenti  ne kampuni ya Vinci Coffee Co. Ltd esazibwemu mu bwangu.

Mu lukiiko luno olubadde lukubirizibwa Sipiika  Patrick Luwaga Mugumbule luyisizza ebiteeso lweyamidde ku ndagaano eno  abakiise nebakuba ebituli ku Musigansimbi ono eyaleeteddwa okulaakulanya emmwanyi kyokka nga talina ssente, nebalabula gavumenti ku ndagaano ekika kino.

Abakiise bakkaanyiza awatali kwekutulamu endagaano eno esazibwemu kuba terina kalungi kegenda kuleeta eri abalimi b’emmwaanyi mu Uganda ne Buganda.

Olukiiko lusembye Katikkiro okulondoola ensonga y’okuteekawo ttabamiruka w’abalimi b’emmwanyi bonna mu Uganda,n’ekigendererwa eky’okutema empenda ez’okuyamba bannayuganda okusigala mu bulimi n’obusuubuzi bw’emmwaanyi.

Mu ngeri yeemu Olukiiko luvumiridde abantu abatulugunya abavubi, abalunnyanja, nabalunzi b’ebyenyanja n’ekigendererwa ky’okwagala okubagoba mu nnyanja n’okubagoba mu mulimu gw’okulunda ebyenyanja nelusaba kino kibeereko ekkomo.

Olukiiko lusembye Obwakabaka okuteekawo enkola enayamba okulambika abantu ku nsonga y’ennyimbe mu Buganda awamu n’okubabangula ku by’obusika,  n’ebiteeso ebirala okusobola okutaasa obuwangwa n’ennono za Buganda.

Olukiiko lusembye nti mu ngeri eyenjawulo luseewo amaanyi mu kugunjula n’okutendeka omwana ow’obulenzi mu Buganda.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist