Ssaabasajja okwogera kwe mu nkuuka mu Lubiri;
“Abagenyi mwenna nsanyuse nnyo okubalaba, mwebale nnyo kujja. Tubeebaza emirimu gyonna gyemukola era tubakulisa okuyita mu mwaka gwetumalako olwa leero.
Tudddamu okwebaza essaala zammwe zemwatusabira mu bujjanjabi bwetuyiseemu, tubaagaliza omwaka omuggya ogw’emirembe n’obuwanguzi.
Katonda abakuume”.