• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Okutaasa embuga z’Obwakabaka: Zigenda kusimbibwako obupande

Gambuuze by Gambuuze
December 11, 2025
in Amawulire
0 0
0
Okutaasa embuga z’Obwakabaka: Zigenda kusimbibwako obupande
0
SHARES
41
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Samuel Stuart Jjingo

Bumera – Busiro

Obwakabaka busimbye ebipande bibiri ku Lusaka lwa Namasole Wanyana e Bumera mu Busiro.Akulembeddemu

Akulembeddemu enteekateeka eno, Jjajja w’Olulyo Olulangira era Ssentebe w’Ennono n’Obuwangwa Omulangira Ssaalongo Edirisa Luwangula Basajjansolo agamba nti mu kaweefube w’okutaasa, okukuuma n’okukulakulaanya ebifo eby’ennono, Obwakabaka bugenda mu maaso n’okupunta, okusaako bbugwe n’okusaako ebipande ku bifo by’ennono nga ekifo kino.

Omulangira Luwangula akubirizza abaana ba Buganda bonna abawangaalira mu kifo kino okulaba nga tebakiriza baayise ba kasaanikwegazanyiza mu kifo kino n’alabula nti buli agaanidde ku ttaka ly’ebifo nga bino agenda kulamulwa embuga z’amateeka.

Ssaalongo Basajjansolo agamba nti Obwakabaka tebukomye kuteekawo buteesi bipande ku mbuga eno wabula bwakugenda mu maaso n’okugikulaakulanya edde ku mutendera oguweesa Obwakabaka ekitiibwa ekibugwanira.

mu kkooti ye Jjajja w’olulyo Olulangira Basajjansolo ate amuliraanye ye Patrick Sseruwagi

Omukwanaganya w’Obuwangwa n’Okunonyereza mu Bwakabaka Mw. Patrick Sseruwagi akinoganyiza nti kino ekifo ky’amakumi abiri okuteekebwako ebipande, nteekateeka eyatandikibwawo Minisitule y’Obuwangwa okukuuma n’okutaasa Embuga ez’enjawulo era yeyamye nti Obwakabaka bwakugenda mu maaso n’omugendo guno.

Omutongole w’e Bumera Omumbejja Nabadda Eva Kyeyune yebazizza Obwakabaka olw’okubawa ebipande obugenda okubayambako okuziyiza ababbi b’ettaka era yekokodde omulugube oguli mu bantu abetunzeeko ettaka.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist