• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Okusoma kuzzeemu: Amasomero g’Obwakabaka gagguddewo okubangula abayizi

Gambuuze by Gambuuze
February 10, 2026
in Amawulire
0 0
0
Okusoma kuzzeemu: Amasomero g’Obwakabaka gagguddewo okubangula abayizi
0
SHARES
2
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Maria Gorreth Namisagga

Ssingo

Olusoma lutandise na maanyi ku ssomero lya Ssaabasajja erya Mukwenda Nursery School mu ssaza Ssingo.

Olusoma oluggulawo omwaka lutandise mu butongole leero nga 10, Mukutulansanja 2026, amasomero g’Obwakabaka agatandikirwamu Beene ge yasiima gatandikibwe ku mbuga z’amasaza nago tegalutumiddwa mwana.

Essomero lya Ssaabasajja erya nassale mu Ssaza Ssingo erisangibwa mu ggombolola ya Mumyuka Bukomero, ly’erimu ku gagguddewo okuddamu okusomesa abaana b’ensi eno, era bazadde b’abaana babaweerezza mu budde, ate n’abasomesa batuuse dda mu bibiina.

Akulira essomero lino Nankya Christine, yeyanzizza nnyo Ssekkesa eyasiima essomero litekeebwe mu kitundu kyabwe, ng’agamba nti kino kiyitimusizza ebyenjigiriza mu kitundu kyabwe. Ono asabye abazadde okubongera abayizi basobole okubangulwa.

Omwaka guno wegutandikidde ng’Obwakabaka bugguddewo amasomero agatandirwamu abaana abato agawerera ddala 13 mu masaza ag’enjawulo.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist