• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Nancy Kalembe yeewandiisizza, asoose kusasula obukadde 20

Gambuuze by Gambuuze
November 3, 2020
in Amawulire
0 0
0
Nancy Kalembe yeewandiisizza, asoose kusasula obukadde 20
0
SHARES
17
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kyambogo

Nancy Kalembe Linda kyaddaaki awandiisikiddwa ng’omu ku bagenda okuvuganya mu kalulu ka bonna ak’omwaka 2021 mu kisaawe  kya Kyambogo University, oluvannyuma lw’okusasula ssente obukadde 20 ezaabadde zimulemye okusasula olunaku lw’eggulo.

Kalembe nga ali mu kuwandiisibwa

Kalembe ne Katumba eggulo ku Mmande baalemeddwa okukakasibwa  ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda olwobutabeera na lisiiti y’obukadde 20 ezibalagirwa okusasula mu mateeka.

Linda naye olwaleero akakiiko kamukakasizza era ng’ono addiridde Katumba mu kuwandiisibwa.

“Twekenneenyezza empapula za Nancy Kalembe Linda. Era Nze Omulamuzi Byabakama Mugenyi Simon nga nze nkuliddemu okuwandiisa abeesimbyewo, nangirira Nancy Klembe Linda ng’omu ku bantu abeesimbyewo ng’atuukirizza obukwakkulizo bwonna obwa ‘Presidential Elections Act,” Byabakama bw‘annyonnyodde.

Kalembe oluvannyuma lw’okukakasibwa alangiridde nga bw’agenda okuteekawo obukulembeze obulungi era obwesigamye ku buntubulamu. Ono asuubizza okuwa bannayuganda ebiseera by’omu maaso ebirungi beerabire ebikadde.

Ono ategeezezza nga bw’agenda okukwata ku nsonga y’ebyobulamu kubanga kino kye kimu ku bizibu ebimazeeko bannayuganda emirembe era akole nnyo okukyusa ebyenjigiriza bya Uganda, kisobole okukendeeza ku bbula ly’emirimu.

Kalembe nga ye mukyala yekka ali mu lwokaano luno, asabye bannayuganda okumuwagira ku lw’ebiseera bya Uganda eby’omu maaso naddala eri abakyala n’abavubuka nga bano be basinga okunyigirizibwa embeera eriwo mu ggwanga.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist