• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Museveni alonze Abalamuzi 3 batuule mu kkooti ensukkulumu, Looya we amutadde mu kkooti ejulirwamu

Gambuuze by Gambuuze
November 16, 2022
in Amawulire
0 0
0
Museveni alonze Abalamuzi 3 batuule mu kkooti ensukkulumu, Looya we amutadde mu kkooti ejulirwamu
0
SHARES
30
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni alonze abalamuzi basatu batuule mu  kkooti ensukkulumu okusobola okukendeeza ku bbula ly’ Abalamuzi ekivaako emisango okukandaalira.

Okusinziira ku kiwandiiko Pulezidenti kyasindise eri Sipiika wa Palamenti Anita Among, abalondeddwa kuliko;   Omulamuzi Christopher Madrama Izama, Stephen Musota ne Elizabeth Musoke nga bano bonna ba kkooti ensukkulumu.

Bino webijjidde nga kkooti ensukkulumu erina abalamuzi 10 bokka  wadde nga babeera beetaaga abalamuzi 7 okusalawo ku nsonga za Ssemateeka. Kati kino kitegeeza nti abalamuzi ba kkooti eno kati bali 13.

Ye munnamateeka wa Pulezidenti Museveni  abadde amuwolereza mu misango gy’ebyokulonda egiwerako era akulira ebyamateeka mu kibiina ki National Resistance Movement (NRM) era munnamateeka wa kampuni ya  Byenkya, Kihika & Co Advocates, Oscar Kihika alondeddwa okwegatta ku balamuzi ba kkooti ejulirwamu.

“Nga nkozesa obuyinza obumpeebwa nga Pulezidenti mu nnyingo 142 (1)  eya Ssemateeka wa 1995,  nga neebuuza ku kakiiko akagaba emirimu mu kitongole ekiramuzi nnonze abantu bano wamanga okuweereza mu kkooti ensukkulumu wamu ne kkooti ejulirwamu,” Museveni bwe yagambye.

Kati abalondeddwa balinze kusunsulwamu akakiiko ka Palamenti akakola ku kwekeneenya n’okukakasa abantu ababeera balondeddwa omukulembeze w’eggwanga okuweereza mu bino ebyenjawulo.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist