• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Museveni alabudde abategese okucankalanya okulonda

Gambuuze by Gambuuze
November 2, 2020
in Amawulire
0 0
0
Museveni alabudde abategese okucankalanya okulonda
0
SHARES
32
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni alabudde abaagala okutaataaganya akalulu ka 2021 n’ategeeza nti gavumenti ye yeetegese okwambalagana n’omuntu yenna anaagezaako okutabula akalulu kano.

Pulezidenti Museveni nga alamusa ku bannakibiina

Okulabula kuno Museveni akukoze ku Mmande e Kyambogo ng’ayogerako ne bannamawulire oluvannyuma lw’okukakasibwa akakiiko k’ebyokulonda ng’omu ku bantu abagenda okuvuganya ku ntebe ennene mu kalulu ka 2021.

Museveni agamba nti bafunye amawulire ng’abamu ku beesimbyewo bwe bategese okutaataaganya akalulu kano bw’anaaba anoonya okweddiza entebe eno omulundi ogw’omukaaga.

“Nsaba Bannayuganda mukuume emirembe mu kalulu kano.” Pulezidenti Museveni bw’agambye.

Ono annyonnyodde nti wadde yeesimbyewo naye era y’akyali Pulezidenti era ng’afunye amawulire ku bamu ku bantu abaagala okutaataaganya akalulu kano n’ategeeza nti tebagenda kubaganya kutabangula mirembe gy’abantu  gye baalwanirira.

“Tewali muntu atusinga bwe kituuka ku kulwana. Tuwulira abantu  abali mu kukolagana n’amawanga g’ebweru. Tewali mugwira agenda kutabangula mirembe wano, mugenda kufiira bwereere awatali nsonga.” Museveni bw’annyonnyodde.

Museveni agumizza abawagizi be obutakkiriza kutiisibwatiisibwa ba ludda luvuganya era n’abasaba baddukire mu b’obuyinza singa ebikolwa bino bibeerawo.

Museveni akubirizza abantu okunyweza ebiragiro bya COVID-19 kubanga buli lukya kyeyongera ng’abantu 110 baamaze dda okulugulamu obulamu ate ng’abakwatiddwa ekirwadde kino banaatera okuwera emitwalo 2.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist