• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Museveni akomezaawo emisanvu ku nguudo Mwasanjala

Gambuuze by Gambuuze
December 12, 2022
in Amawulire
0 0
0
Museveni akomezaawo emisanvu ku nguudo Mwasanjala
0
SHARES
26
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni azzeemu nalagira ab’ebyokwerinda okuzza emisanvu ku nguudo zi Mwasanjala eziyingira n’okufuluma ebibuga eby’enjawulo wonna okwetoloola eggwanga.

Mu mwezi gwa October, Pulezidenti Museveni yalagira emisanvu gyonna  egyali giteekeddwa ku kkubo okugibwako oluvannyuma lw’okufuna okwemulugunya okuva mu bannabizineensi, bamusigansimbi n’abasuubuzi ku kasoobo kebasanga mu kkubo nga kava ku misanvu gino.

Oluvannyuma lwe myezi ebiri nga ekiragiro kiyise ate Pulezidenti Museveni akkiriza abapoliisi okuzzaawo emisanvu gino.

“ Ssaabaduumizi wa poliisi alagidde abakulira ebikwekweto okuvaawo emisanvu. Kino kitandikiddewo era essira tulitadde ku bifo ebisinga okuba eby’obulabe  nebyo ebisingamu obubenje,” Omwogezi wa poliisi, Fred Enanga bw’ategeezezza.

Okusinziira ku Enanga, emisanvu gino bwegyagyibwao, walabikawo omuwaatwa olwo abazzi b’emisango nebatandika okwegiriisa n’okukusa ebintu omuli n’ebiragalalagala.

Ekiragiro kya Ochola kiragira abapoliisi okufuba okulaba nti enguudo zi Mwasanjala ziriko obukuumi era bakozese emisanvu gino okukwata abazzi b’emisango awamu n’abantu abamenya amateeka g’ebidduka.

Ono asabye abantu bonna okugondera poliisi era bayimirire singa babeera bakubiddwa omukono kuba abapoliisi baweereddwa ebiragiro okwerwanako singa babeera balumbiddwa.

Enanga agamba nti emisanvu gino gigenda kuyambibwako emmotoka za poliisi ennawunyi awamu n’ abasajja babwe abateereddwa ku bulindaala okudduukirira embeera yonna ebeera eguddewo.

Afande Enanga akakasizza nti bino byonna babikoze balungamizibwa ekiragiro ky’ omukulembeze w’eggwanga nasaba abantu okukolagana obulungi ne poliisi kuba eriwo kuyambo bo.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist