• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Mmeeya Namayanja alonze omumyuka we nebagenda okukola nabo

Gambuuze by Gambuuze
May 27, 2021
in Amawulire
0 0
0
Mmeeya Namayanja alonze omumyuka we nebagenda okukola nabo
0
SHARES
143
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Yusuf Muwuluzi

Masaka-Buddu

Mmeeya omulonde owa Masaka City, Florence Namayanja alonze omumyuka we wamu n’olukiiko lwagenda okutambuza nalwo emirimu okusobola okutumbula eby’enkulaakulana mu Masaka.

Olukiiko luno alulondedde mu lutuula lwa kkanso olusoose olutudde ku Maria Flo Hotel mu Masaka era wano alaze nga bwebatandise edda okusomoozebwa olw’obutabeera nakitebe webalina kukolera mirimu wabula n’agumya bannamasaka nti bajja kubaweereza mu mbeera yonna.

Mmeeya Namayanja alonze akakiiko k’abantu bataano bagenda okukola nabo emirimu n’omumyuka we era nebeyama obutajuza bannamasaka.

Ku balondeddwa kuliko; Kkansala Achilles Mawanda owa NUP akikirira Mukungwe yeyalondeddwa Namayanja ku ky’omumyuka wa Mmeeya,  Nansubuga Rossette owa NRM akikirira abavubuka yeyalondeddwa ku kifo ky’ ekikula ky’abantu, Tom Luyombya owa NUP akikirira Nyendo yeyalondeddwa ku kifo ky’ebyensimbi ate Nabukenya Jane Francis owa NUP akikirira Kabonera yeyalondeddwa kuky’okukulira eby’enkulakulana

Mmeeya Namayanja ategeezezza nti ekifo ky’akulira akakiiko akalina okulondoola eby’emirimu mu kibuga asoose ku gyesigaliza nga bwalondoola empeereza y’olukiiko luno lwalonze.

Namayanja ategezezezza nti mu kiseera kino tebalina webakolera mirimu kuba kkanso webadde etuula wakayanirwa omuntu omu agamba nti yagulawo.

“Nasanga mmeeya  bamugobye mu woofiisi era ekiwandiko nkirina era nti ekizimbe tulina okukivaamu nesaagala kugenda kunsika ngoye nga nwana byesitegera. Mukiseera kino nkolera waka era njagala city elowooze ku kuzimba ekitebe wabula nsoose okusaba ttawuni Kkiraaka anoonye ekifo eky’enkalakkalirira kyetusobola okupangisa,” Mmeeya Namayanja bw’agambye.

Kkansala Mawanda kulwa banne asabye abalondeddwa okukola ennyo baweereze bannamasaka era bakwatagane ne mmeeya okusobola okutuusa Masaka ku ntikko.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist