• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Minisita Rukutana ayimbuddwa ku Kakalu ka Kkooti

Gambuuze by Gambuuze
September 15, 2020
in Amawulire
0 0
0
Minisita Rukutana ayimbuddwa ku Kakalu ka Kkooti
0
SHARES
18
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Minisita omubeezi owa bakozi Mwesigwa Rukutana ayimbuddwa  ku kakalu ka kkooti.

Minisita Mwesigwa Rukutana

 Rukutana yali yasindikibwa ku alimada mu kkomera e Kitalya nga 7/September/2020 ku misango gy’okugezaako okutta omuntu, okulumya omuntu namuteekako ebisago, okutiisatiisa wamu n’okwonoona ebintu.

Kino kyava ku mivuyo wamu n’okulwanagana ebyali mu kalulu ka kamyufu k’ekibiina ki NRM mukitundu kye Rushenyi  mu Ntungamo gyeyali ayagala okukwatira ekibiina bbendera agende mu Palamenti.

Leero ku makya, Munnamateeka wa Rukutana Owen Murangira yasabye kkooti ekkirize omuntu we ayimbulwe era ekintu kkooti kyekiriza.

Murangira yategeezezza nti, Rukutana bwasabiddwa okuwaayo akakalu ka bukadde 4 ezaabuliwo.

“Asabiddwa okuwaayo Paasipooti ye era nabamweyimiridde nebalangirwa buli omu okuwaayo akakalu ka bukadde 50 ezitali zabuliwo. Kkooti etegeezezza nti ono asobola okufuna Paasipooti ye bwaba nga ayagala okubaako walaga,”Murangira bweyategeezezza.

Abeeyimiridde Rukutana kuliko; eyali Minisita Jim Muhwezi, omusuubuzi Bob Kabonero wamu n’Omubaka wa Igara East, Micheal Mawanda.

Okusooka oludda oluwaabi lwasaba omulamuzi aleme kuwa Rukutana kweyimirirwa kubanga ono yali agenda kuyingirira okunoonyereza wabula bannamateeka be nebakigaana nga bagamba nti tewali bukakafu ku nsonga eno.

Bannamateeka ba Rukutuna bategeeza nga kkooti bwetasobola kwesigama ku kuteebereza kwa ludda luwaabi okuggyako Minisita Rukutana eddembe lye.

Kinajjukirwa nti, Pulezidenti Museveni yavaayo nawakkanya okweyimirirwa kwa Rukutana nategeeza nti, ebikolwa byeyakola byali tebikkirizika.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist