• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Minisita Nankindu asabye abazadde  okugemesa abaana abatuuse ekirwadde ki Corona

Gambuuze by Gambuuze
April 20, 2022
in Amawulire
0 0
0
Minisita Nankindu asabye abazadde  okugemesa abaana abatuuse ekirwadde ki Corona
0
SHARES
50
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Bulange – Mmengo

Minisita avunaanyizibwa ku by’obulamu n’embeera z’abantu  mu Bwakabaka Owek. Dr. Prosperous Nankindu Kavuma asabye abazadde okukozesa omukisa gw’okugema COVID-19 okw’ekikungo okutegekeddwa mu Bulange e Mmengo okuleeta abaana abali mu luwummula nabo bagemebwe.

Okusaba kuno Minisita Nankindu akukoze aggalawo olunaku olusoose olw’okugema kw’ ekikungo okw’omulundi ogw’okubiri okwategekeddwa mu Bulange e Mmengo nga kutandise leero ku Lwokusatu.

“Tukubiriza abazadde okujjukiza abaana abali mu luwummula n’abalala abatanawummula bajje wano kuba bafunye omukisa okugemebwa ekirwadde kya COVID-19 mu luwummula luno. Tubeebaza kuba omuwendo gutuuse ku gwetwabadde tusuubira okufuna,” Minisita Nankindu bw’alambuludde.

Ono asabye abantu abawezezza emyaka 50 n’okudda waggulu nga baagemwa okufuna akayiso kuba bakeetaaga  wadde nga abamu balowooza nti emibiri gyabwe gyaguma era gisobole okwerinda ekirwadde kino.

Owek. Nankindu asabye abo bonna abalabye ebisoomoozo okubatuukirira okusobola okulambika enteekateeka eno, abantu ba Beene basobole okuganyulwa, neyeebaza abasawo n’ebitongole ebiwagidde enteekateeka eno.

Okugema kuno kusoobye abantu bangi omubadde ne Ssaabawolereza wa Buganda, Owek. Christopher Bwanika asabye abantu okukomya okusaagira mu nsonga z’ebyobulamu naye baveeyo beegemese ekirwadde kino kuba kikyaliwo.

Ye akulira eby’obulamu mu ggombolola ye Lubaga,  Dr. Dennis Buluma akunze banna Uganda okwettanira okugembwa kuno naddala mu budde buno  nga abangi balowooza nti ekirwadde kyaweddemu amaanyi.

Okugema kuno kugenda kumala ennaku 4 era kusuubirwa okukomekerezebwa nga 23 omwezi guno. Enteekateeka eno ewagiddwa Majestic Brands, Red Cross, amalwaliro agenjawulo, UNAIDS, CBS FM ne BBS Terefayina, KCCA n’abalala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist