• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Minisita Nankindu alambudde abakyala b’e Bulemeezi

Gambuuze by Gambuuze
March 25, 2021
in Amawulire
0 0
0
Minisita Nankindu alambudde abakyala b’e Bulemeezi
0
SHARES
29
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulemeezi

Minisita w’enkulaakulana y’Abantu era avunaanyizibwa ku nsonga za Woofiisi ya Nnaabagereka, Owek Dr. Prosperous Nankindu Kavuma, alambudde emirimu egy’enjawulo egikolebwa abakyala mu Ssaza Bulemeezi n’abakuutira okwongera okukola ennyo.

Minisita Nankindu nga alambula ebikolebwa abakyala mu Bulemeezi

Kino akikoze ng’omu ku kaweefube akulembeddemu okujaguza olunaku lw’abakyala mu Buganda olw’omwaka guno olunaabaawo  nga 31/ April/2021  mu Bulange -Mmengo.

“Twagala okwebaza Kkangaawo olw’enteekateeka eno n’okuteekamu abakyala amaanyi. Olwaleero abakyala be bakulembeddemu kubanga ggwe mukolo ogusoose nga tujaguza olunaku lw’abakyala mu Buganda.” Owek. Nankindu bw’agambye.

Owek. Nankindu ategeezezza nti  batandikidde mu Bulemeezi gye banaava okweyongerayo e Busujju ate olwo entikko y’omukolo ebeere mu Bimuli bya Bulange ssabbiiti ejja.

Minisita alambudde ebimu ku bintu ebikolebwa abakyala mu kitundu kino omuli; ensuku, obulunzi, ebyemikono wamu n’ebintu ebirala, n’asimba n’omuti ng’akabonero ak’okukuuma obutonde.

Omwami wa Kabaka atwala Bulemeezi, Kkangaawo Ronald Mulondo, annyonnyodde nti olunaku luno lwongera okuwa abakyala amaanyi era ne basobola okwekulaakulanya n’okwenyigira mu mirimu.

Ate ye omubaka omulonde ow’abakyala mu disitulikiti y’e Luweero, Brenda Nabukenya, ategeezezza nti ekiruubirirwa kyabwe kyakulaga nga buli mukyala abaako n’ejjamba mu nsawo, amaka gasobole okutambula.

Ye omubaka wa Nakaseke Central, Allan Mayanja Ssebunnya, annyonnyodde nti abakyala beetaaga kubeera ku mwanjo kuba balina obusobozi okusinga n’abaami abamu. Abakyala bano basiimye Maama Nnaabagereka olw’okubalambika obulungi ku nkuza y’abaana era ne bawera okwongera okumugondera.

Kinajjukirwa nti mu nsi yonna olunaku lw’abakyala lukuzibwa buli nga buli 8 Ogwokusatu naye Obwakabaka bwakulukuza nga 31 Ogwokusatu mu Bulange e Mmengo era Nnaabagereka Sylvia Nagginda y’agenda okubeera omugenyi omukulu.

Olunaku luno lwakutambulira wansi w’omulamwa ogugamba nti, “Wadde nga waliwo COVID-19 tekirobedde bakyala kwenyigira mu bukulembeze.”

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist