• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Minisita Nabakooba: Okulonda kwawedde, tuddeyo tukole

Gambuuze by Gambuuze
February 8, 2021
in Amawulire
0 0
0
Minisita Nabakooba: Okulonda kwawedde, tuddeyo tukole
0
SHARES
34
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula  John

Kampala

Minisita w’ebyempuliziganya awamu n’okulung’amya eggwanga, Judith Nabakooba, asabye bannayuganda okuddayo bakole, bazimbe eggwanga lyaffe era beeyambise emikisa egibateereddwawo gavumenti.

Minisita Judith Nabakooba asabye bannayuganda okuddayo bakole

Ebifo byonna ebiri ku kalenda ebirina okulonderwamu abakulembeze byonna byajjuziddwa nga  03 / February, 2021, era wano Nabakooba w’asinzidde n’akunga bannayuganda okudda ku mirimu basobole okuzimba eggwanga lyabwe. Okusaba kuno Nabakooba akukoze ayogerako eri bannamawulire ku kitebe kya Minisitule mu Kampala.

 “Njozaayoza bonna abeetaba mu kalulu. Okusaba kwange eri buli omu kwe kuddayo ku mirimu tutuukirize obuvunaanyizibwa bwaffe eri famire zaffe wamu ne ggwanga lyaffe. Buli omu anoonya omukisa oguteekeddwawo gavumenti nga tutandikira ku ggombolola.” Nabakooba bw’asabye.

Nabakooba annyonnyodde nti gavumenti  etaddemu nnyo ku mutendera gw’eggombolola ng’emyooga, Youth Livelihood funds n’endala.

“Mugende ku ggombolola zammwe, mubabuuze ebikwata ku nteekateeka zino n’engeri  gyemusobola okuzetabamu.” Nabakooba bw’agasseeko. Alabudde abantu okwerinda ekirwadde kya Ssennyiga Corona kuba kikyagenda mu maaso n’okutta abantu.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist