• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Minisita Musenero bamutaddeko akakiiko kamunoonyerezeeko

Gambuuze by Gambuuze
November 10, 2021
in Amawulire
0 0
0
Minisita Musenero bamutaddeko akakiiko kamunoonyerezeeko
0
SHARES
109
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Musasi Waffe

Kampala

Palamaenti etaddewo akakiikko ak’enjawulo okunoonyereza ku Minsita wa Ssaayansi ne Tekinologiya kanoonyereze ku Minisita Monica Musenero ku ngeri gavumenti gy’ezze emuwaamu ensimbi ez’okukola eddagala erigema Ssennyiga Corona mu bukyamu so nga tewali kyamaanyi kyakoleddwa.

Kinajjukirwa nti okuva Ssennyiga corona lwe yalumba eggwanga,  omukulembeze w’eggwanga azze ajuliza bannassaayansi ba kuno nga bwe bagenda okutandika okukola eddagala erigema Ssennyiga Corona n’ebirwadde ebirala, Uganda ekomye okulindanga abazungu.

Ensimbi Pulezidenti Museveni yaziyisa mu kitongole kya ‘Presidential Initiative on Science and Innovation’ ekikulirwa Dr. Musenero era nga kiteereddwamu ensimbi ezisoba mu buwumbi 30 era nga gye buvuddeko bayongerwa obuwumbi 50 kyokka tewali kyamaanyi kye baali bakoze.

Omubaka wa Ntungamo yategeezezza Palamenti nti wadde abakulu abakulirwa Dr. Musenero bafunye ssente z’omuwi w’omusolo eziwera, naye kirabika balya ndye kuba eggwanga teririna kye lyali lirabye.

Musinguzi yannyonnyodde Palamenti nti Ssaababalirizi w’ebitabo bya gavumenti yatuuka n’okusaba Dr. Musenero ne ttiimu ye ensaasaanya ya ssente zino, naye tebaagimuwa kyokka nga bw’otunuulira n’obuyigirize bw’omuntu eyakwasibwa okukulemberamu omulimu guno, bwa munguuba.

Embeera eno yawalirizza omumyuka wa Sipiika abadde mu mitambo gy’olukiiko luno okussaawo akakiiko ak’enjawulo okunoonyereza ku Dr. Musenero okulaba w’atuuse ku nteekateeka eno.

Ababaka okuli; owa Bukoto Central, Richard Ssebamala n’owa Mawogola South, Gorreth Namugga baategeezezza nti enteekateeka nga zino zizze ziteekebwawo Pulezidenti Museveni naye ne zimaliriza nga zikoze kimu kya kulya ssente za bannayuganda nga tewali kikoleddwa.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist