• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Minisita Kiyimba alaze okutya ku busiiwufu bw’empisa obweyongera buli lukya

Gambuuze by Gambuuze
March 12, 2024
in Amawulire
0 0
0
Minisita Kiyimba alaze okutya ku busiiwufu bw’empisa obweyongera buli lukya
0
SHARES
105
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ronald Mukasa

Bulange – Mmengo

Minisita wa Kkabineeti, Olukiiko n’Ensonga za Woofiisi ya Katikkiro, Owek. Noah Kiyimba alaze okutya olw’obusiiwufu bw’empisa obweyongera buli lukya ekigenda okuteeka ebiseera by’eggwanga eby’omu maaso mu matigga.

Okwogera bino Owek. Noah Kiyimba abadde atikkula Oluwalo kulwa Katikkiro Charles Peter okuva mu Bannakyaggwe ne  Bannabusujju ku Lwokubiri.

Owek. Kiyimba asinzidde wano naasaba abazadde okufuba okuzza empisa mu baana babwe basobole okubeera ab’omugaso mu maaso.

Mu ngeri yeemu Minisita Kiyimba akubirizza  Abaganda okumanya obukulu bw’Ebika  era babyenyumirizeemu kubanga eno yeemu ku mpagi ezirina okuzza Buganda ku ntikko.

Ono asabye abakulembeze mu Bwakabaka ku mitendera egy’enjawulo okufaayo okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwabwe kiyambe abantu ba Beene okufuna empeereza eggwanidde.

 Minisita Kiyimba yeebazizza nnyo Bannakyaggwe ne Bannakyaddondo olw’okukiika embuga n’oluwalo lwa bukadde 28,480,000  era nabakubiriza bulijjo obutalekaayo baana bato.

Ate ye minisita wa Gavumenti ez’Ebitundu mu Bwakabaka, Owek. Joseph Kawuki , akunze abakulembeze ku mitendera egyenjawulo, okubeera abasaale mu kuzza Buganda ku ntikko nga buli omu ateeka easira ku kitundu kye.

Owek. Kawuki era abakuutidde okubanguka ku nsonga Ssemasonga ettaano eza Buganda era bafeeyo okuzimanyisa n’abantu be bakulembera.

Ye Minisita w’Abavubuka, Emizannyo n’Ebitone, Owek. Robert Sserwanga asabye abantu bulijjo okuwagira enteekateeka za Buganda kubanga zigendereddemu kubasitula.

Abakiise embuga kuliko eggombolola ya Mumyuka Nakawa okuva mu ssaza Kyaddondo, Mutuba 9  Goma okuva e Kyaggwe ne Ssaabagabo Ngogwe okuva e Kyaggwe.

Omukolo guno gwetabiddwako Minisita w’Amawulire n’Okukunga abantu ba Kabaka, Owek. Israel Kazibwe Kitooke, Owek. Robert Sserwanga bannabyabufuzi n’abakungu abalala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist