• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Lubiri High School efunye Bboodi empya

Gambuuze by Gambuuze
February 9, 2021
in Amawulire, Ebyenjigiriza
0 0
0
Lubiri High School efunye Bboodi empya
0
SHARES
73
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Gerald Mulindwa

Buloba

Essomero lya Ssaabasajja Kabaka erya Lubiri High School erisangibwa e Buloba mu Wakiso, lifunye bboodi empya enaalisobozesa okwongera okuweereza abantu ba Ssaabasajja Kabaka mu kisaawe ky’ebyenjigiriza.

Owek. Nankindu ne bboodi emoya eyalondeddwa

Bboodi empya ekulirwa Mw. Amos Gitta n’amyukibwa Mw. Badru Ndugwa era ng’aliko n’abakiise abalala okuli; Dr. Proscovia Namayanja, Mw Mugerwa Reagan, Lubowa Ssebina Gyaviira, Dr. David Kabugo, Muky. Hasfa Namulindwa, Kijjambu William, Mugagga Joseph ne Nakimuli Leticia.

Bw’abadde atongoza Bboodi eno olwaleero ku ssomero lya Lubiri High School Buloba, Minisita w’enkulaakulana y’abantu era avunaanyizibwa ku by’enjigiriza mu Bwakabaka, Owek. Dr. Prosperous Nankindu Kavuma, akuutidde abalondeddwa okukola ekisoboka balabe ng’essomero liyaayanirwa abayizi nga n’obubonero bulungi ddala, olwo abazadde bajja kulinoonya bokka.

Owek. Nankindu asabye olukiiko olulondeddwa lukwate bukusu ensonga ssemasonga ettaano eza Buganda naddala ey’okukuuma Nnamulondo nga mu kyo balina okukuuma ebyama bya Buganda awatali kubifulumya.

Ono abakubirizza okubeera obumu kibasobozese okutambuza obulungi emirimu gyabwe bakulaakulanye Obuganda ne Uganda.

Essomero lino erya Lubiri High School ettabi ly’e  Buloba ly’erimu ku masomero agaatandikibwawo Obwakabaka okusobola okutuusa ebyenjigiriza ebiri ku mutindo eri abantu ba Ssaabasajja Kabaka.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist