• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Kyagulanyi waakuzimbira ab’e Bundibugyo amakolero ga Cocoa

Gambuuze by Gambuuze
November 24, 2020
in Amawulire
0 0
0
Kyagulanyi waakuzimbira ab’e Bundibugyo amakolero ga Cocoa
0
SHARES
12
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bundibugyo

Eyeesimbyewo ku kkaadi ya National Unity Platform (NUP), ku bwapulezidenti Robert Kyagulanyi Ssentamu, asuubizza abantu b’e Bundibugyo, okubazimbira amakolero ga Kokowa (Cocoa) mu kitundu kino singa anaafuuka Pulezidenti.

Ekisuubizo kino Kyagulanyi akikoze leero ku Lwokubiri bw’abadde asaba akalulu ku kisaawe ky’e Kirumya.

“Abantu ba Bundibugyo bakola nnyo, n’agamba Nubian Li nti Singa ndi Pulezidenti singa wano waliwo ekkolero lya ‘Chocolate’ ebyo ebintu byonna bisoboka.” Kyagulanyi bw’asabye akalulu.

Okusinziira ku bakulira ebibalo mu disitulikiti eno, ebitundu 85 ku buli 100 ku bantu abali mu kitundu kino beesigamye ku kirime kya Cocoa.

 Disitulikiti eno efuna ssente obuwumbi 150 okuva mu kirime kino buli mwaka.

Kyagulanyi agambye nti wadde ekirime kya Cocoa kye kimu ku biwaniridde Uganda, naye ate gavumenti eno tefuddeyo ku balimi baakyo.

Ono yeeyamye okudduukirira abantu abakosebwa amataba era abakolere ku kizibu ky’enguudo n’ebyobulamu singa banaamwesiga ne bamuwa akalulu kaabwe.

Abamu ku bantu mu disitulikiti eno bategeezezza nti balina obwesige mu Kyagulanyi kubanga ebizibu byabwe abimanyi era nga basuubira nti singa ateekawo ekkolero lijja kusobola okuwa abavubuka emirimu.

Kyagulanyi atabukidde poliisi mu kitundu kino olwokugezaako okumulemesa okukuba enkung’aana era nga talaba nsonga lwaki bamulemesa okwogera n’abantu abalina okumuwa akalulu.

Okusooka ab’ebyokwerinda  baggadde amakubo gonna agatuuka ku kisaawe kya Kirumya ne balagira n’abamu ku bantu okukyusa baddeyo, ekintu kye bagamba nti bakikoledde ku biragiro bya RDC mu kitundu kino.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist