• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Kkooti ya Kisekwa eramudde ku Mutaka Mbirozankya, Abeffumbe baakulonda Omutaka omuggya

Gambuuze by Gambuuze
August 28, 2024
in Amawulire
0 0
0
Kkooti ya Kisekwa eramudde ku Mutaka Mbirozankya, Abeffumbe baakulonda Omutaka omuggya
0
SHARES
58
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Gerald Mulindwa

Bulange – Mmengo

Kkooti egonjoola emisango n’obutakkanya mu Bika eya Kisekwa eramudde ku nkaayana ku bukulu bw’Ekika ky’Effumbe nga kati kino kyakufuna Omutaka omuggya.

Abalamuzi mu kkooti ya Kisekwa nga bakuliddwamu  Omulamuzi Joshua Kateregga bakizudde ng’ Omutaka abaddeko Yusuf Mbironzankya abadde nsowole era kati ekika kino kyakuweebwa Omutaka omuggya.

Kino kivudde ku nsala y’omusango ogwawaabwa  Katikkiro w’ Essiga lya Mugumba, James Walusimbi Kisasa n’abalala nga bawakanya ekya Mbirozankya okubeera Walusimbi.

Kkooti eno oluvannyuma lw’okwetegereza obujulizi okuva ku njuyi zombi ekivudde  Omutaka Yusuf Mbironzankya tali mu buufu bwa Kisitu Ntege omuva oyo alya obwa Walusimbi nga bwekityo obukulu buno abubaddeko mu bukyamu.

Omulamuzi Joshua Kateregga, esomedde enjuyi zombi obujulizi obwenjawulo nga bwonna bulaga nti Ekika kye Ffumbe kimaze emyaka 1000 nga kitambulira mu bukulembeze obutali butuufu.

Kati kitegeeza nti obukulembeze mu masiga asatu erya Magunda, Nagaya ne Ssempala, bulina okutuula okwerondamu omukulu w’Ekika omutuufu.

Oludda lw’ Omutaka Mbirozankya luweereddwa ennaku 30 okujulira ewa Ssaabasajja Kabaka bweruba terumatidde nansala ya kkooti eno.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist