• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

 Kkangaawo asabye abakulembeze okunyweza obumu

Gambuuze by Gambuuze
October 4, 2021
in Amawulire
0 0
0
 Kkangaawo asabye abakulembeze okunyweza obumu
0
SHARES
48
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya  Emmanuel Mugeere

Luweero

Omwami wa Kabaka amukulembererako essaza Bulemeezi, Omulangira Ronald Mulondo asabye abakulembeze okulondawo basobole okutuusa empeereza mu bantu ba Kabaka era basobole okubagazisa okwettanira empeereza z’Obwakabaka.

Okusaba kuno Kkangawo Mulondo akukoledde Kasana- Luweero bw’abadde asisinkanye akabondo k’ababaka ba Palamenti abava e Luweero aka Bulemeezi Parliamentary Forum awamu n’abakulembeze ab’enjawulo mu kitundu kino.

“Njagala okwebaza ababaka ba Palamenti bonna  bassentebe ba disitulikiti wamu n’abamagombolola nti omulimu bagukoze bulungi era mbeebaza olw’obumu bwe boolesezza era mbasaba munyweze obumu tusobole okugenda  mu maaso.” Kkangaawo Mulondo bwe yagambye.

Bano bakubaganyizza ebirowoozo ku nsonga enkulu eziruma abantu mu kitundu kino era basazeewo okubaga ekiwandiiko ekyawamu kye bagenda okutwala mu Palamenti nga babanja okuweebwa ebintu ebigasiza awamu bannabulemeezi awatali njawukana za byabufuzi.

Bano era baagala gavumenti esasule ebintu bya Bannabulemeezi bye baafiirwa mu lutalo olwaleeta gavumenti eno mu buyinza era kijja kuyamba nnyo singa gavumenti esinga okufaayo ku ebyo ebibayambira awamu.

Akulira akabondo kano, Brendah Nabukenya yasabye banne okukola buli kimu okutumbula embeera z’abantu baabwe mu kitundu kino era n’abasaba okukolera awamu.

Ensisinkano eno yeetabiddwamu abakulembeze b’essaza, Omumyuka asooka owa Kkangaawo Margaret Mutyaba, omumyuka owookubiri  Aaron Ddamulira, omuwanika w’essaza James Kyeyune n’abalala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist