• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Kitalo! Akabenje katuze mu munnamateeka kulw’ Entebbe

Gambuuze by Gambuuze
April 17, 2024
in Amawulire
0 0
0
Kitalo! Akabenje katuze mu munnamateeka kulw’ Entebbe
0
SHARES
58
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

 Bya Ronald Mukasa

Entebbe-Wakiso

 Munnnamateeka Okiot Raphael akakasiddwa okufiira mu kabenje akagudde e Nkumba mu bitaala awali amasang’anzira agadda ku Ssettendekero wa Nkumba enkya ya leero.

Kino kiddiridde ekimotoka ekitabula enkokoto ekya Kampuni ya Cementers nnamba UAN 836D okulemerera omugoba waayo negwiira ey’obuyonjo kika kya Mitsubishi RVR namba UBQ 371P  agibaddemu nafiirawo.

Okiot abadde munnnamateeka nga akola ne ba Maldes Law firm mu Kampala era nga abadde agenda mu kkooti Entebbe.

Ono era y’abadde  mwami w’omulamuzi w’ eddaala erisooka e Kyenjojo Faith Irene Kwagala era abadde musomesa w’ amateeka ku ssetendekero wa UCU e Mukono.

Ye ddereeva w’ekimotoka kino addusiddwa mu ddwaliro okufuna obujjanjabi.

Bino webijjidde nga wakayita ennaku mbale ng’ abayizi ba Buganda Royal Institute of Business and Technical Education bana (4) nabo bafiiridde ku luguudo lwelumu e Kisubi.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist