• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Kiikino ekituufu ekyasse Ssaabasumba Lwanga

Gambuuze by Gambuuze
April 6, 2021
in Amawulire
0 0
0
Kiikino ekituufu ekyasse Ssaabasumba Lwanga
0
SHARES
48
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John
Kampala

Ebyafulumiziddwa eddwaliro ekkulu e Mulago ku kyaviiriddeko Ssaabasumba Kizito Lwanga okufa biraga nti ono yafudde mutima oluvannyuma lw’omusuwa okuyingiramu akatole k’omusaayi ne gusirika. Ku Lwomukaaga Ssaabasumba Lwanga yasangiddwa ng’afiiridde mu kisenge kye ekyaleeseewo ebigambo ku kituufu ekyamusse. Ku Mmande akulira eby’obulamu mu ssaza ly’Eklezia erya Kampala, Dr. Andrew Ssekitooleko, yategeezezza abakungubazi nti omugenzi yafunye ekizibu ku mutima.
“Okusirika kw’omutima gwe kyavudde ku katole k’omusaayi akayingidde mu gimu ku misuwa ne kalemesa omusaayi okutuuka ku mutima, kino bwekituukawo kitwala eddakiika ssatu ku ttaano ng’omuntu afudde.” Dr. Ssekitooleko bwe yannyonnyodde.
Kino kiggyeewo ebigambo n’okuteereza mbi eby’okufa kwa Ssaabasumba birimu omukono gw’omubi. Okusinziira ku Dr. Ssekitooleko, omulambo gwa Ssaabasumba baagukebedde n’abakugu 4 okuva mu ddwaliro e Mulago era nga waabaddewo abooluganda babiri wamu ne badokita abaalondeddwa Eklezia Katolika.

Okusinziira ku Dr. Ssekitooleko, Ssaabasumba Lwanga abadde n’obulwadde bw’omutima nga bumutawanya. Bino we bijjidde ng’eyavuganya ku bwapulezidenti, Robert Kyagulanyi Ssentamu, yavuddeyo ku Lwomukaaga n’agamba nti enfa ya Ssaabasumba eriko ebibuuzo kuba ku Lwokutaano yalabwako ng’ali bulungi.
Alipoota y’abakungu kati okukkakkanyizza emitima gy’abantu ku kiki ekituufu ekyavuddeko okufa kwa Ssaabasumba.

Share this:

Tags: Cyprian Kizito Lwanga
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist