• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Katikkiro Mayiga asabye abayingira obufumbo obutakulembeza bitiibwa

Gambuuze by Gambuuze
December 7, 2024
in Amawulire
0 0
0
Katikkiro Mayiga asabye abayingira obufumbo obutakulembeza bitiibwa
0
SHARES
13
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Gerald Mulindwa

Katwe – Kyaddondo

Katikkiro Charles Peter Mayiga asabye abayingira obufumbo batunuulire nnyo obuvunaanyizibwa bwabwe mu maka era babutuukirize okusinga okwesiba ku bitaliimu nga babanja okubawa ebitiibwa ebitagwanidde.

Obubaka buno Kamalabyonna Mayiga abuweeredde Katwe mu Kyaddondo ku kkanisa ya Uganda Martyr’s Church ku mukolo gw’okugatta  abaweereza b’Embuga, Brenda Nakiwala ne Patrick Kajubi.

Mukuumaddamula Mayiga bano abawadde entanda naasaba Omwami okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwe bwabeera ayagala okufuna ekitiibwa ekimugwanidde mu maka era tasuubira kino kuva ku ddoboozi ddene oba okubeera omuwanvu.

Abafumbo bano abasabye okufuba okuleeta essanyu mu maka ng’akola ebyo ebijjira mu buvunaanyizibwa bwe ng’okubeera omuyonjo, okufumbira omwami emmere ewooma, nokwewala okuyombayomba nti ekyo kigoba abasajja awaka, n’abakuutira okuba abakozi beekulaakulanye.

Bw’abadde agatta abagole bano, Rev. Canon Nelson Kaweesa ajulizza mu bigambo Petero bye yabuulira abantu abannyikira enjiri gyeyabuulira nebafuuka abagoberezi ba Kristo.

Abayozaayozezza okuyingira obufumbo obutukuvu nga batambulira mu buufu bw’ebbaluwa ya Petero, n’abasaba obufumbo babukwate nobwegendereza baleme ku bulagajjalira era basseewo okuwuliziganya.

Omukolo gwetabiddwako; Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda, Oweek Patrick Luwaga Mugumbule, Omuk.  Roland Ssebuufu, Oweek Richard Kabanda, Omuk.  Josephine Nantege, Omuk. David Ntege, n’abaweereza b’Obwakabaka ku mitendera egy’enjawulo.

Brenda Nakiwala aweerereza mu kitongole kya Buganda Investments and Commercial Undertakings, ate Kajubi Patrick muweereza mu Gavumenti ya Kabaka.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist