• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Katikkiro Mayiga akubirizza abantu ababeera ebweru w’Eggwanga obuteerabira buvo bwabwe

Gambuuze by Gambuuze
February 13, 2025
in Amawulire
0 0
0
Katikkiro Mayiga akubirizza abantu ababeera ebweru w’Eggwanga obuteerabira buvo bwabwe
0
SHARES
38
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Shafik Miiro

Kampala – Kyaddondo

Mukuumaddamula Charles Peter Mayiga akubirizza  abantu abawangaalira ebweru w’eggwanga  obuteelabira gyebava basobole okulaakulanyaayo.

Obubaka buno Katikkiro Mayiga abuweeredde Mbuya mu maka g’omugenzi Owek. Tony Kiyimba Kaggwa, gy’agenze okukubagiza Nnamwandu Eva Kaggwa  olw’okufiirwa mutabani we Kaggwa Kimera Kaggwa eyafiira e Australia gyebuvuddeko.

Owek. Mayiga ategeezeza nti omugenzi Kimera Kagwa mu Australia gy’abadde awangaalira abadde mu kibiina ekikumaakuma abantu ba Kabaka ababeera eyo, ekiraga nti bazadde be baamusigamu ensigo y’okutegeera n’okwagala Obuwangwa bwe.

Wano akubirizza abantu ababeera ebweru w’Eggwanga okusigala nga batambulira ku nnono yaabwe bayigirize abaana obuwangwa bwabwe, Ebika byabwe, okwogera Oluganda,  n’enteekateeka z’Obwakabaka endala.

Kamalabyonna asaasidde abooluganda lw’omugenzi olw’okuviibwako munnaabwe mu myaka emito, era abasabidde Katonda abagumye n’omugenzi amulamuze kisa.  

Nnamwandu Eva Kaggwa  yeebazizza Kamalabyonna Mayiga olw’okubaagala era namwebaza olw’omulimu amakula gwakola okulambika abantu ba Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist