• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Katikkiro atongozza akakiiko akanaategeka Amatikkira

Gambuuze by Gambuuze
May 4, 2021
in Agafa e Mengo
0 0
0
Katikkiro atongozza akakiiko akanaategeka Amatikkira
0
SHARES
326
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Stephen Kulubasi

Katikkiro wa Buganda, Owek.Charles Peter Mayiga, atongozza akakiiko akagenda okutegeka ebikujjuko by’okujjukira Amatikkira ga Ssaabasajja aga 28. Akakiiko kano kagenda kukulemberwa Omumyuka wa Katikkiro owookubiri era nga ye muwanika wa Buganda, Owek. Robert Wagwa Nsibirwa. Agenda kumyukibwa Minisita w’ennono n’ebyobuwangwa, Owek. Kyewalabye Male.

Ate omuwandiisi wa Katikkiro owenkalakkalira, Josephine Nantege Ssemanda, y’agenda okuba kkalaani w’akakiiko. Akakiiko kano kagenda kutuulwako Ppookino Jude Muleke wamu n’omukiise w’olukiiko lwa Buganda, Owek. Nassali Daliya.

Bw’abadde abakwasa omulimu guno wali ku Mbuga y’Obwakabaka enkulu e Bulange- Mmengo, Owoomumbuga abategeezezza nti baddembe okuteeka omuntu yenna ku kakiiko kano oba okugunjaawo obukiiko obulala okusinziira ku bwetaavu bwe banaaba balabye.

Okusinziira ku Katikkiro Mayiga, Magulunnyondo yasiimye ku luno Amatikkira gajaguzibwe mu Lubiri lwe olw’e Nkoni mu Buddu.

Mu ngeri yeemu, Katikkiro ategeezezza nti Omutanda yasiimye okuggulawo Ttabamiruka w’abantu ba Buganda abeegattira mu kibiina kya Buganda Bumu nga 29 omwezi guno. Ono agenda kukolebwa ku mutimbagano mu nkola eya ‘ZOOM’ era aggalwewo Katikkiro wa Buganda nga 30 wansi w’omulamwa ogugamba nti, “Okusoomoozebwa mu nkozesa y’ebyuma bikalimagezi.”

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist