• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Katikkiro akubirizza ebitongole by’Obwakabaka okukolaganira awamu emirimu gisobole okutambula

Gambuuze by Gambuuze
August 16, 2024
in Amawulire
0 0
0
Katikkiro akubirizza ebitongole by’Obwakabaka okukolaganira awamu emirimu gisobole okutambula
0
SHARES
58
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Shafic Miiro

Bulange – Mmengo

Mukuumaddamula Charles Peter Mayiga asabye ebitongole by’Obwakabaka okuwuliziganya era bikologanire wamu okusobola okuggusa obuvunaanyizibwa Omutanda bweyabakwasa.

Bino Kamalabyonna Mayiga abyogeredde  mu nsisinkano gy’abaddemu n’abakozi b’ ebitongole okuli ekya Nkuluze, Nnaabagereka Development Foundation ne Kabaka Foundation.

Owek. Mayiga ategeezeza nti mu Buganda abakozi bonna baweereza Kabaka, nga mu ngeri yonna balina kutambulira wamu okutuukiriza emirimu gya Nnyinimu.

Akubirizza abakozi okubeera abayiiya, abeerufu era ng’emirimu gya Kabaka bagikola n’okwagala, obutakukuta na mirimu n’okubeera abeesigwa. Bano era abakuutidde okuwa bakama baabwe ekitiibwa.

Katikkiro agamba nti waliwo okugenda mu maaso mu mirimu gy’Obwakabaka era yeebazizza abakulira ebitongole n’abakozi n’abasaba okwongera okunyiikira n’okunyiriza emirimu gye bakola, olwo Buganda eyongere okukulaakulana.

Ye Minisita w’Enkulaakulana y’Abantu ne Woofiisi ya Nnaabagereka, Owek Coltilda Nakate Kikomeko asinzidde mu nsisinkano eno ne yeebaza Katikkiro olw’okuwangayo obudde okulambula ebitongole, ky’agambye nti kizzaamu abakozi amaanyi mu mirimu gye bakola.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist