• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Katikkiro akubirizza abazadde obutasosola baana baliko bulemu kuba nabo bamugaso

Gambuuze by Gambuuze
July 27, 2023
in Amawulire
0 0
0
Katikkiro akubirizza abazadde obutasosola baana baliko bulemu kuba nabo bamugaso
0
SHARES
42
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Stephen Kulubasi

Bulange – Mmengo

Katikkiro Charles Peter Mayiga  akubirizza abazadde abalina abaana abaliko obulemu okwewala okubasosola wabula babazzeemu essuubi kiyambe abaana abo okufuna obuvumu okwang’anga ensi bafuuke ab’omugaso.

Obubaka buno Kamalabyonna abuweeredde ku mbuga y’Obwakabaka enkulu Bulange e Mmengo bw’abadde asisinkanye ab’ekitongole ekirafuubanira obwenkanya ekya ‘Equal Opportunities Commission’ ku Lwokuna.

Owek. Mayiga abasabye bawe abaana bano omukisa babaweerere ate babakubirize okwenyigira mu bintu ebyenjawulo nga katemba n’ebyemizannyo obulamu bwabwe bubeere nga bweyagaza.

Ow’omumbuga Mayiga yennyamidde olw’abazadde abakweka abaana babwe abaliko obulemu nebalemwa okubayonja nabasaba okukyusaamu kubanga bangi abaliko obulemu abakoze ebinene okusinga abataliiko bulemu.

 Katikiro asinzidde mu nsisinkano eno neyeeyama nti Obwakabaka bugenda kwongera okusoosowaza abantu abaliko obulemu nga  buwagira  enteekateeka z’ekitongole kino okubayambako okwongera okugaziya emikisa gyabwe.

Owek. Mayiga azzeemu okukaatiriza obukulu bw’okumalawo enkaayana zettaka nti okussa mu nkola amateeka agaliwo kyekijja okukumalawo n’abantu abaliko obulemu basobole okweyagalira mu ggwanga lyabwe.

Ssentebe wakakiiko kano akozeseza omukisa guno nategeeza Katikkiro ku mbeera endala gyebasanga ebasomooza omuli ekibbattaka, obutabanguko mu maka n’ensonga z’amateeka naasaba Obwakabaka okubakwasizaako.

Akakiiko kakutte mu ndyanga nekawaayo obukadde butaano okukwasizaako mu nteekateeka y’okujaguza Amatikkira g’Omutanda agomulundi ogwamakumi asatu (30).

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist