• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Kasule Lumumba azuuliddwamu Ssennyiga Corona

Gambuuze by Gambuuze
December 7, 2020
in Amawulire
0 0
0
Kasule Lumumba azuuliddwamu Ssennyiga Corona
0
SHARES
13
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Ssaabawandiisi w’ekibiina kya National Resistance Movement (NRM), Kasule Lumumba, avuddeyo mu lwatu n’ategeeza nti yakwatiddwa ekirwadde kya Ssennyiga Corona.

Ssaabawandiisi Kasule Lumumba

Lumumba yeetwala mu kalantiini Ssabbiiti ewedde oluvannyuma lw’abamu ku bakozi b’akulembera  okuzuulibwamu ekirwadde kino.

“Ntegeeza obukulembeze bw’ekibiina ne bannakibiina mu ggwanga lyonna nti nakebeddwa eggulo ne nsangibwa ne COVID-19, wadde nga siri mu mbeera mbi natandise ku ddagala era ndi mukujjanjabwa,” Lumumba bw’ategeezezza.

Kinajjukirwa nti ono yeetwala mu kalantiini Ssabbiiti ewedde oluvannyuma lw’abakugu okumuwa amagezi yeeyawule wakati ng’alinda ebiva ku kukeberwa ekirwadde kino.

Bino we bijjidde nga poliisi ekyagenda mu maaso n’okulwanagana n’abamu ku bannabyabufuzi abakyalemedde ku ky’okukuba enkung’aana ez’abantu abangi  nga banoonya akalulu ka 2021 poliisi ky’egamba nti kye kisinze okuvaako ekirwadde kino okusaasaana.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist