• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Ensaasaana Ya Covid-19 Mu Kampala Yeeraliikirizza Ab’ebyobulamu

Gambuuze by Gambuuze
July 31, 2020
in Amawulire
0 0
0
Ensaasaana Ya Covid-19 Mu Kampala Yeeraliikirizza Ab’ebyobulamu
0
SHARES
16
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Dr Ruth Aceng

Aba minisitule y’ebyobulamu beeraliikirivu olwensaasaana y’ekirwadde kya Covid-19 naddala mu Kampala ekiviiriddeko abantu babiri okutwalibwa mu kasenge k’abayi kayite Intesinve Care Unit.

Newankubadde ng’eggwanga lirina abalwadde 1,140, ab’ebyobulamu batidde kubanga abalwadde abo ababiri basangiddwa mu bifo ebitabaddemu Covid-19 mu nga Kisenyi II mu Muluka gw’e Mengo wamu ne Lubaga.

Minisita w’ebyobulamu  Dr Jane Ruth Aceng yagambye batandise kaweefube w’okukebera abantu mu kitundu kino era nga woosomera bino nga abantu 75 abaasembererako abalwadde abo baamaze dda okuzuulibwa ekibinja ky’abakugu okuva mu minisitule wamu n’ekitongole ekiddukanya ekibuga Kampala ekya KCCA.

Abakugu mu minisitule era balagaidde eddwaliro ly’e Lubaga ne Mengo abalwadde gyebaatwaliddwa mu busenge bwa bayi okubuggala.  

Dr Henry Kajumbura, akulira okuziyiza eddwadde mu minisitule yagambye kino kyakoleddwa okusobola okuziyiza obulwadde okusaasaana.

Wosomera bino nga abantu 54 bebazuuliddwamu obulwadde buno mu Kampala.

Aba minisitule n’olwekyo bazzeemu okukuba omulanga eri abantu obuteerabira kunaaba mu ngalo, okwambala obukookolo, wamu nokwewala ebifo ebirimu abantu abangi.

Dr Misaki Wayengera, omukugu mu nddwadde ezisiigibw ayagambye nti singa Bannayuganda tebeddako, Uganda egande kutuuka mu kaseera akakatyabaga ng’ekirwadde kisaasaanidde buli wamu.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist