• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ag'Ebweru

Engeri Hakainde Hichilema gye yawangudde Lungu okufuuka Pulezidenti wa Zambia

Gambuuze by Gambuuze
August 16, 2021
in Ag'Ebweru, Amawulire
0 0
0
Engeri Hakainde Hichilema gye yawangudde Lungu okufuuka Pulezidenti wa Zambia
0
SHARES
94
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Eyeesimbyewo ku ludda oluvuganya Hakainde Hichilema, awangudde Pulezidenti wa Zambia abaddeko Edgar Lungu.

Hichilema ng’alinze kulayira, Pulezidenti Lungu abaddeko yamuwangudde n’obululu obusoba mu kakadde akalamba.

Ono okuwangula akalulu abadde yeesimbyewo okuvuganya omulundi ogwomukaaga era abawagizi be ne gye buli eno bakyagenda mu maaso n’okuyisa ebivvulu mu kibuga ekikulu Lusaka.

Pulezidenti Lungu oluvannyuma lw’okuwangulwa yavuddeyo n’ategeeza nti akalulu k’omulundi guno kaabaddemu okubbira era tekaabadde k’amazima na bwenkanya.

Ono yalumirizza ng’abakungu okuva mu kibiina kye ekya  Patriotic Front Party  bwe baagobeddwa mu bifo awaalondeddwa ne balemwa okukuuma obululu bwe.

Wabula enkambi ya Hichilema n’ekibiina kya  United Party for National Development,  yagambye nti ebigambo bya Lungu byabadde biraga nti asobeddwa era takyamanyi kyakuzzaako.

Mu byalangiriddwa akakiiko k’ebyokulonda okuva mu kalulu akakubiddwa ku Lwokuna byalaze nti Hichilema yafunye obululu  2,810,777 ate  Lungu n’afuna 1,814,201 ku bukadde 7 obwewandiisa okulonda mu kalulu kano.

“ Nangirira  nti Hichilema y’alondeddwa okubeera Pulezidenti wa Zambia.” Ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda Esau Chulu  bwe yalangiridde.

Obuwanguzi buno bwe bwakomekkerezza emyaka gya Lungu omukaaga gy’amaze mu bukulembeze, abasinga gye bagamba nti gibaddemu obulyi bw’enguzi, okulinnyirira eddembe ly’obuntu awamu n’ebbula ly’emirimu.

Okusinziira ku bakugu, bino bye byaleetedde abantu  okwesiga Hichilema era kati obuvunaanyizibwa obumwolekedde kwe kulaba oba anaasobola okutereeza ebyenfuna by’eggwanga.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist