• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Ekiseera kituuse okukomya okuzaala abaana abalina Nalubiri- Nankindu

Gambuuze by Gambuuze
January 7, 2020
in Amawulire, Eby'Obulamu
0 0
0
Ekiseera kituuse okukomya okuzaala abaana abalina Nalubiri- Nankindu
0
SHARES
51
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Oweek. Nankindu ng’abuuza ku Muwanga ku Bulange

Musasi waffe

Minisita avunanyizibwa ku nkulaakulana y’abantu Oweek. Dr Prosperous Nankindu Kavuma agambye nti ekiseera kituuse okukomya abaana abazaalibwa n’obulwadde bwa Sicklecells  [Nalubiri]  mu Uganda. Mu nsisinkano gyabaddemu n’akulira ekitongole kya Holly Foundation ekikola ku kulwanyisa obulwadde bwa Nalubiri, Mable Nakato Muwanga, Nankindu ategeezezza nti obulwadde buno buviiriddeko amaka mangi okutabanguka. “Tetusobola kwongera kuzaala baana abalina sickle cells olw’ebizibu ebingi bwebuleese omuli obwavu kubanga abazadde tebava mu malwaliro. Tetwagala muwendo gw’abaana abalina sickel cell kweyongera olwo lwetunaasobola okulwanyisa obulwadde buno,” Nankindu bwategeezezza. Ku lulwe, Muwanga ategeezezza nti okutandika Holly Foundation kyali kirooto kya muwalawe Holly eyaffa ekirwadde kya Nalubiri ng’alina emyaka 17. “Yali mu ddwaliro e Bungereza nagamba tusobola tutya okuyamba abantu, nemugamba tusooke tufe kuggwe tulyoke tufe ku bantu ba Uganda. Mu ddwaliro yamalayo emyezi esatu naye nga tanafa yatandika okusonda essente ayambe abantu abalina obulwadde buno. Yasiiga nga abantu enjala nga bamuwa pound emu era sente ezo nga aziweereza okuyamba abaana,” Muwanga bwagambye. Ekibiina kino kyatandika n’abaana  musanvu.  “Bweyafa nengamba nkole ntya, sisobola kusiiga enjala nga bwabadde akola. Naye bwennawulira nti Ssaabasajja Kabaka ayamba abantu abalina sicklecells nasanyuka nnyo. Namanya nti waliwo asobola okunkwatirako,” Muwanga bwagambye. Wetwogerera nga kati ekibiina kirabirira abantu abasukka mu 1000 mu bitundu bye Bamunaanika wamu ne Adjumani mu West Nile. Muwanga asabye abo bonna abasobola okubadduukirira babadduukirire basobole okugenda mu maaso n’okuyamba abantu bano.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist