• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Ekibinja ekisooka ekya bannanasi ba Afghanistan kituuse

Gambuuze by Gambuuze
August 25, 2021
in Amawulire
0 0
0
Ekibinja ekisooka ekya bannanasi ba Afghanistan kituuse
0
SHARES
60
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Ekibinja kya bannansi ba ‘Afghanistan’ abanoonya obubudamu batuuse mu Yuganda enkya ya leero, webagenda okumala akaseera oluvannyuma lw’abatelibani okuwamba obuyinza mu ggwanga lyabwe.

Bano abawerera ddala 51 batuukidde ku kisaawe kya  Entebbe International Airport ku ssaawa 12 ez’okumakya era nga baaniriziddwa Minisitule y’ensonga z’ebweru awamu n’abakungu okuva mu kitebe ky’ Amerika mu Yuganda.

“Abanoonyi b’obubudamu omuli abasajja, abakyala n’abaana basoose kwekeneenyezebwa okukakasa nti tebalina bulabe eri eby’okwerinda by’eggwanga,” Minisitule y’ensonga z’ebweru bwetegeezezza ng’eyita mu kiwandiiko.

Kinajjukirwa nti oluvannyuma lwa gavumenti okulangirira okubudamya abantu bano, bannayuganda bangi  bavaayo okusimbira enteekateeka eno ekkuuli wabula gavumenti netegeeza  nti erina okusigala ng’eyaniriza abantu abalala naddala abo abeetaavu.

Emabegako omukutu gwa BBC gwategeezza nga abantu bano abadduka mu Afghanistan bwebalina ensonga eyesimba okwabuulira ensi yabwe era negusaba abalina okusobozi okubabudamya.

“Bano tebalekaawo nsi yabwe yokka. Bafiiriddwa buli kimu kyebakoleredde era kyebazimbye okumala emyaka 20,” Omusasi wa BBC bwe yannyonnyodde.

Kimanyiddwa nti Uganda yeemu ku nsi esinga okubudamya abantu gerina abanoonyi b’obubudamu abawera akakadde kamu n’ekitundu  okuva mu mawanga agaliraanyewo okuli South Sudan ne Congo.

Gavumenti  yannyonnyodde nti oluvannyuma lw’okufuna essimu okuva mu gavumenti y’Amerika, Pulezidenti Museveni yasalawo okubudamya ab’ Afghanistan  2000 okumala akaseera.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist