• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Byabashiaja alambudde ekkomera ly’e Moroto abasibe mwe batoloka, n’awera

Gambuuze by Gambuuze
September 24, 2020
in Amawulire
0 0
0
Byabashiaja alambudde ekkomera ly’e Moroto abasibe mwe batoloka, n’awera
0
SHARES
9
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Musasi waffe
Moroto

Akulira amakomera mu ggwanga, Dr. Johnson Byabashaija agumizza bannayuganda ng’abasibe abaatolose mu kkomera lya Singila e Moroto bonna bwe bagenda okukwatibwa mu bwangu era nga tewali nsonga lwaki abatuuze mu kitundu kino balina okutya.

Byabashaija nga alambula ekkomera lye Moroto

Bino Byabashaija yabyogeredde Moroto ng’alambula ekkomera lino eggulo ku Lwokusatu n’asuubizza abali ku muyiggo gw’abasibe ekirabo kya kakadde kamu n’ekitundu ku buli mmundu ezuulwa ku ezo 15 ate ng’omusibe addamu okukwatibwa amugabako emitwalo 50.

Byabashaija oluvannyuma lw’okulambula ekkomera lino yakkiriza nga bwe waabaddewo obunafu ku by’obukuumi bw’ekkomera lino era nga baali baalemwa okuteeka ebintu ebimu mu nkola ekyayanguyiriza abasibe bano okutoloka.

Ono yasuubizza ng’abatolose bwebagenda okukwatibwa mu bwangu nga nebwebanaddukira ku nsi ez’omuliraano bajja kubanonayo.
“Njagala okutegeeza abasibe abatolose nti essaawa yonna tujja kubafuna, nga bwetwakata abaali batolose mu Arua ne Bukwo.” Byabashaija bweyagambye.

Byabashaija yannyonnyodde nti ekkomera lino teribadde na Munaala omukuumi kw’alina okulabira abasibe bonna nawa gye balaga ate nga n’omukuumi waalyo era nga n’omukuumi wa ggeeti y’ekkomera teyabadde mu katimba nga kyayanguye abasibe bano okumutuukako.

“Singa twabadde n’Omunaala ekizibu kino tekyandibaddewo kubanga omukuumi yandisobodde okubakubamu amasasi ng’asinziira ku munaala waggulu nebatatoloka, tugenda kuteekako akatimba akookubiri okwongera okunyweza obukuumi bwalyo.“ Byabashaija bwe yagambye

Ono yategeeezezza nti alagidde omumyuka wa Kamisona w’amakomera okukola ku nsonga zino mu bwangu okusobola okwewala ensobi mu maaso.

Yalaze nga bwe baamaze edda okukwatako abasibe 16 ate ng’abalala 7 bo battiddwa nga bagezaako okubakwata.

Amyuka omwogezi w’eggye lya UPDF mu ggwanga Lt. Col Deo Akiiki yategeeza Sabbiiti ewedde nga UPDF bwe yali eyitiddwa okuyambako poliisi n’abamakomera okunoonya n’okukwata abasibe bano abaali batolose n’emmundu nebambuka mu nsozi z’e Moroto.

UPDF yayungula basajja baayo wansi n’ennyonyi nezireetebwa mu bwengula era ng’ebikwekweto bino bikulembera aduumira ekibinja ekyokusatu mu ggye lino, Brig. Joseph Balikuddembe.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist