• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Busiro North: Kkooti egaanye eyavunya owa NUP Paul Nsubuga okwongera ku bujulizi

Gambuuze by Gambuuze
August 26, 2021
in Amawulire
0 0
0
Busiro North: Kkooti egaanye eyavunya owa NUP Paul Nsubuga okwongera ku bujulizi
0
SHARES
66
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Omulamuzi wa kkooti enkulu mu Kampala, Dr. Winfred Nabisinde agaanye okusaba kw’eyavuganya mu kalulu ka Busiro North aka 2021, Edgar Lubadde mwe yali ayagalira okuwaayo obujulizi obupya obwoleka nga munnakibiina kya NUP,  Paul Nsubuga bw’atasaanidde kubeera mubaka wa kitundu kino.

Kino kiddiridde bannamateeka ba Lubadde okuleeta ensonga empya ezira ng’omubaka omulonde owa Busiro North bwe yajingirira emikono gy’abantu be yakozesa okumusemba, asobole okwesimba ku kifo kino.

Bannamateeka bano baategeezezza  kkooti nti balina obujulizi obupya omwabadde n’ebbaluwa y’omukugu wa poliisi eyakola okunoonyereza n’akizuula nti emikono gino gyali mijingirire era nga baali baagala kkooti ebakkirize babugatte ku bwe baamala edda okuwa kkooti.

Kino kkooti ekigaanye ng’egamba nti ensonga ezibadde zinokoddwayo zibadde zireetawo ensonga empya ezitaali mu mpaaba yaabwe eyasooka.

Dr.  Nabisinde annyonnyodde nti obudde bw’abadde buweddeyo nga noolwekyo abadde tasobola kukkiriza kusaba kwa bano.

Lubadde eyafuna obululu 199 ate Nsubuga n’afuna obululu 21400 ayagala kkooti esazeemu obuwanguzi bwa Nsubuga ng’amulanga okujingirira empapula z’obuyigirize ze yawa akakiiko k’ebyokulonda ng’agenda okwewandiisa.

Ono alumirizza  nti amannya g’omubaka ono amatuufu ye Mukalazi Peter  nga mutabani wa Mathias Kibuuka ne Agnes Nabawanuka ab’e Kakooge Ssentema, mu ggombolola y’e Kakiri mu Wakiso so si Paul Nsubuga nga bw’ayagala okulimba ensi.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist