• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Buganda Land Board ereese ‘Express Plan’ okwanguya okufuna ebyapa ku ttaka ly’Obwakabaka

Gambuuze by Gambuuze
August 29, 2021
in Amawulire
0 0
0
Buganda Land Board ereese ‘Express Plan’ okwanguya okufuna ebyapa ku ttaka ly’Obwakabaka
0
SHARES
56
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku ttaka ly’Obwakabaka ekya Buganda Land Board kitongozza enkola gye kituumye, Express Plan egenda okusobozesa abantu abali ku ttaka ly’Obwakabaka okufuna ebyapa mu bwangu.

Enteekateeka eno eyanjuddwa Ssenkulu wa Buganda Land Board,  Omukungu Simon Kabogozza ku mukolo Buganda Land Board kweddizza obuggya enkolagana yaayo ne bbanka ya Housing Finance Bank e Kololo.

“Mu nteekateeka eno, tukubirizza abantu ba Ssaabasajja Kabaka yonna gye bali okwettanira okufuna ebiwandiiko ebikwata ku ttaka n’okwettanira okumanya ebituufu ku nzirukanya y’ettaka.” Omuk. Kabogozza bw’ategeezezza.

Omuk. Kabogozza asabye gavumenti ekulemberemu kaweefube w’okuyambako okusomesa abantu bawansi basobole okuyambibwa ku nsonga y’ettaka kiyambeko okumalawo enkaayana ku ttaka.

Ono annyonnyodde nti mu nkola eno eya Express Plan, abantu baakufuna ebyapa mu bbanga lya mwezi gumu okwawukanako n’enkola enkadde ebadde ey’okumala emyezi  6.

Kaboggoza ategeezezza nga bwe wakyaliwo okusoomooza ku muwendo gw’abantu abalina ekyapa okubeera abatono, bw’atyo n’asaba gavumenti okukolagana ne Buganda Land Board basobozese abantu, okufuna ebiwandiiko ku ttaka.

Ssenkulu wa Bank eya  Housing Finance Bank, Micheal Mugabi agambye nti baakwongera okukolagana ne Buganda Land Board mu nteekateeka eno  kuba bafaanaganya ebiruubirirwa ate nga era bingi ebituukiddwako mu nkolagana eyatandika mu 2013.

Omukugu Yunus Babowaire okuva mu House Finance Bank agamba nti abantu abeetaaga okufuna ebyapa okuva mu Buganda Land, baakubawa ensimbi ku kibanja mpola ate n’obudde obumala okukomyawo ensimbi zino.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist