• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Bobi Wine ekibiina ki NUP akirina mu mateeka- Nkonge Kibalama

Gambuuze by Gambuuze
August 8, 2020
in Amawulire
0 0
0
0
SHARES
31
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Nyanzi Timothy

Kamwokya

Omubaka Kyagulanyi ne Nkonge Kibalama nga batongozza ekibiina

Eyali ssentebe w’ekibiina ki ‘National Unity Reconciliation and Development party (NURP)  ekyafuuka National Unity Party (NUP)Moses Nkonge Kibalama, yawakkanyiza  abeeyita abakulembeze baakyo  nebawakkanya okukikyuusa erinnya, n’okukiwa omubaka Robert Kyagulanyi (Bobi Wine).

Mu lukungaana lwa bannamawulire olutudde e Kamwokya, Kibalama yategeezezza nga bano  okuli Lilian Odinga ne Edward Sseremba bwatabamanyi nga abakulembeze baakyo.

Yagasseeko nti balina olukalala lw’abantu abawera emitwala etaano nga bamemba naye amannya gabo waggulu tegalimu era abuusabuusa okuba nga balina kaadi y’ekibiina kino.

Kibalama yagambye nti obwa memba bwa Kyagulanyi mu kibiina kyeyali akulembera buli mu makubo matuufu kubanga yayingira mu 2019 era nga tewali tteeka lyamenyebwa nga bamukwasa obukulembeze bwakyo.

Ye omwogezi w’ekibiina ki NUP Joel Senyonyi akukkulumidde poliisi olw’okubasosola n’okulemesanga Omubaka Kyagulanyi okwogerera ku mikutu gya leediyo gyaba ayitiddwa okukubaganya ebirowoozo.

Kinajjukirwa nti, Odinga ne Sseremba bawandikira akakiiko k’ebyokulonda nga bayita mu munnamateeka James Byamukama nga bawakkanya engeri Omubaka Kyagulanyi gyeyafunamu ekibiina kino, gyebagamba nti yalimu ebirumira.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist