• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Bobi Wine akakasiddwa okuvuganya mu kalulu ka 2021

Gambuuze by Gambuuze
November 3, 2020
in Amawulire
0 0
0
Bobi Wine akakasiddwa okuvuganya mu kalulu ka 2021
0
SHARES
28
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kyambogo

Akakiiko k’ebyokulonda kawandiisizza Omubaka Robert Kyagulanyi Ssentamu ng’omu ku bagenda okuvuganya mu kalulu ka bonna aka 2021.

Omubaka Kyagulanyi ne mukyala we nga bagenda okwewndiisa

“Nze Omulamuzi Byabakama Mugenyi Simon nga nze mpandiisa abantu abagenda okwesimbawo ku bwapulezidenti, nangirira Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) ng’omu ku beesimbyewo ku bwapulezidenti oluvannyuma lw’okutuukiriza ebisaanyizo by’etteeka erirambika okulondebwa kwa Pulezidenti erya ‘Presidential Elections Act erya 2005,” Byabakama bw’agambye.

Ono ow’emyaka 38 tasobodde kukweka ssanyu lye oluvannyuma lwa ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda Byabakama okumuyita okunona empapula ezikakasa nti ono awandiikiddwa.

Byabakama alabudde Bobi Wine obutagezaako kujeemera biragiro bya Ssennyiga Corona ebibaweereddwa akakiiko kano.

“Okukuba enkung’aana n’okuyisa ebivvulu n’oluseregende lw’emmotoka  tebikkirizibwa,” Byabakama bw’alagidde Kyagulanyi, obwedda agambibwa okujja ng’ayogerako n’abawagizi be bw’abadde agenda okwewandiisa.

Byabakama amusabye okwewala okukung’aanya abantu abangi kubanga kino kiteeka obulamu bw’abantu be mu matigga.

Kino kiddiridde abawagizi okuli aba boodabooda n’abantu abalala bawerekedde Kyagulanyi okuva ewaka we e Magere okutuuka e Nakawa Era wano wabaddewo Vvaawo mpitewo ng’abeebyokwerinda bagezaako okuziyiza abawagizi okumugoberera.

Abamu ku bano balemeddeko era okukkakkana ng’abamu bakubiddwa omukka ogubalalagala ate abalala ne babayisaako ow’embuya okusobola okubagumbulula.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist