• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Baryomunsi alabudde abajaganya olw’okufa kwa Oulanyah okikomya

Gambuuze by Gambuuze
March 21, 2022
in Amawulire
0 0
0
Baryomunsi alabudde abajaganya olw’okufa kwa Oulanyah okikomya
0
SHARES
81
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula  John

Kampala – Kyaddondo

Minisita w’ebyamawulire n’okulung’amya eggwanga, Dr. Chris Baryomunsi avumiridde enneeyisa ya bannayuganda abatandise okujaganya olw’okufa kw’abadde Sipiika wa Palamenti Jacob Oulanyah.

Oulanyah yalangiriddwa nti yafiiridde mu ddwaliro e Seattle mu kibuga Washington ekya Amerika gy’abadde amaze ebbanga ng’ajjanjabwa.

Abamu ku bannayuganda baagenze ku mutimbagano ne batandika okwogerera omugenzi amafuukuule era waliwo n’abasaagidde mu kufa kwe.

Minisita Baryomunsi ategeezezza bannamawulire mu Kampala nti kino kikyamu  era bannayuganda bonna balina okuvaayo okukivumirira.

“Waliwo bannayuganda abatalina mutima gulumirirwa naye kye bakola si kya buntubulamu. Tuvumirira abo abakozesa omutimbagano okujaguza olw’okufa kwa Sipiika Jacob Oulanyah.” Baryomunsi bw’ ategeezezza.

Ono abawadde amagezi okwegatta bakungubagire Oulanyah mu kifo ky’abamu okujaguza nga bo abatagenda kumusangayo.

Okusinziira ku Baryomunsi, enkya gavumenti yaakufulumya enteekateeka z’okuziika Sipiika Oulanyah era ensonga y’okumuziika mu bitiibwa yeemu ku bigenda okuteseebwako mu kkabineeti olwaleero era omulambo gwa Oulanyah gusuubirwa mu ggwanga mu nnaku 3 oba 4.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist